Ababaka mu parliament batabukidde omubaka wa Bukoto south Twaha Kagabo abadde aleese ekiteeso nti abakyala balekeraawo okuzaala bettanire enkola ey’ekizaala ggumba, mu kifo ky'okugendanga mu malwaliro nebatasangayo bikozesebwa. Parliament ebadde...
Banna Uganda naddala abateekateeka okuyingira obufumbo basaanye okusooka okwekebezanga endwadde ya Nnalubiri nga tebanafumbiriganwa, okukendeeza ku muwendo gw'abaana abazaalibwa nr Nnalubiri oba sicklecell. Ministry yeebyobulamu egamba nti ssinga kizuulibwa...
Government ya Uganda ng'eyita mu ministry y'ebyobulamu ebaze era neeyanjula eri parliament ebbago ly'etteeka eppya eri abakola, abatunda n'abatembeeya eddagala ly'abantu n'ebisolo mu ggwanga, erituumye The National Drug and Health...
Unit z'omusaayi ezisoba mu 100 zezigabiddwa abatuuze, mu nteekateeka ekoleddwa eddwaliro lya Ssikyomu Hospital Bulaga ku Mityana road, bweribadde lijaguza okuweza emyaka 10 bukyanga litandikibwawo. Dr. Ddamulira Adrian omu ku...
Makerere University ayanjudde enteekateeka eyokwongera okukwasizaako government mu kutumbula obuyiiya n'okunonyereza, wakati mu kutuukiriza ekiruubirirwa eky'ebirooto bya Uganda ebya 2040 mu byenfuna. Uganda eruubirirwa okwongera okutumbula ebyenfuna byayo okuva ku...
Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwaga Mugumbule mu butongole agguddewo eddwaliro lya Buganda erya Muteesa II Health Centre IV e Busimbi mu ssaza Ssingo okutandika okujjanjaba abantu ba Kabaka....
Government ya Uganda yakawa liyisinsi eri kampuni 20 okulima enjaga yekika kya cannabis mu bitundu by'eggwange ebyenjawulo Ministry y'ensonga zomunda mu ggwanga yevunaanyizibwa okugaba liyisinsi zino ng'ekolera wamu ne ministry...