Abatuuze ku kyalo Kawangire mu muluka gwe Kiddokolo mu District ye Ssembabule banunudde omwana omuyizi abadde awambiddwa abasajja 2, n'ekigendererwa ekitanategerekeka. Omwana abadde awambiddwa ye Annet Natukunda myaka 7 asoma...
Omukago ogulwanirira eby'obuwangwa n'ennono mu Africa ogwa AIDO network International gusabye abakulembeze mu kkaddiyizo lya Bungereza ne mu matendekero agenjawulo, bakole ku nteekateeka eddiza abakulembeze bÉnnono ebintu ebyÓmuwendo byonna...
Emikolo gy'okujaguza emyaka 60 bukyanga abajulizi ba Uganda balaangirirwa mu lubu lw'abatuukirivu gitegekeddwa ku kereziya ya St. Peter's Basilica e Vatican. Gikulembeddwamu Peter Cardinal Turkson, nga kati ye Chancellor w'ettendekero...
Omulamuzi wa kooti ento e Kasaangati Beatrice Khainza asindise ku alimanda mu komera e Luzira, abaali abakulembeze b'ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga ekikulu Kampala okuli eyali Ssenkulu Dorothy Kisaka, omumyuka we...
Police n'Amaggye baayiiriddwa ku kyalo Kyatuulo mu ggombolola ye Mijwala mu district ye Ssembabule, okunoonyereza ku muserikale w'eggye lya UPDF asangiddwa enkya ya leero nga 18 October,2024 g'attiddwa. Omujaasi ono...
Abali abakungu b'ekitongole ekiddukanya ekibuga ekikulu Kampala KCCA batuusiddwa ku kkooti ento e Kasaangati okusomerwa emisango egyekuusa kubulagajjavu, obwaviirako abantu abasoba mu 30 okufa mu njega y'okubumbulukuka kwa kasasiro mu...
Ababbi abazinze akabuga ke Kiriri mu ggombolola ye Mpenja mu district ye Gomba nebamenya amaduuka limu ku limu, abatuuze nabo babafundirizza basseeko omu. Ababbi bano tebanamanyika muwendo, ng'abatuuze bakutteko 2,...
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde ku Lubaga Road mu Kampala okuliraana amafuta ga Luqman, Taxi No.UAU 194 T mwebabadde basaabalira nga bagenda ku mirimu egaanyr okusiba neyingirira ebizimbe. Abalala...