Abamu ku banna kibiina kya NRM e Lwengo bagala government ekole ennoongosereza mu mateeka, ekendeeze omuwendo gw’Ababaka ba Parliament okutaasa ensimbi y'omuwi w’omusolo ezibasaasaanyizibwako nti nga bamu byebakola tebitegerekeka. Banna...
Ministry y'ensonga zomunda mu ggwanga ekakasizza nga bweyatiise munnansi wa New Zealand, Reid Samuel James abadde amanyiddwa nga Muzungu Boda eyakyaka ennyo ku mikuttu emitimbagano olwo kusangibwa nga yenyigidde...
Minister wa Kampala Minsa Kabanda alagidde abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority okuleeta alipoota ekwata ku ngeri gyebakkirizaamu Omusuubuzi womu Kampala Hamis Kiggundu owa Ham Enterprises okuzimba ekizimbe ku...
Embeera yantiisa ku kyaalo Masanda mu kyengera town Council abatuuze bagudde ku mirambo gy’abantu 4 nga bafiiridde mu nnyumba. Abasangidwa nga bafu kuliko taata n’abaana be 3, bonna basangdidwa...
Abantu 6 bebateeberezebwa okuba nga bafudde n'abalala 6 batwaliddwa mu malwaliro nga bali mu mbeera mbi, mu kabenje akagudde e Kakira ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Babadde...
Obunkenke bubadde bw'amaanyi e Buloba ku luguudo oludda e Mityana, abasajja ababadde mu ngoye za bulijjo bwebakubye amasasi omusajja agambibwa okuba nga yoomu ku babadde mu lukwe lw'okuwamba omukungu w'ekitebe...
Ekisulo ky'abayizi abalenzi ku ssomero lya Wamatovu Umea Secondary school e Nakirebe mu ggombolola ye Kiringente mu district ye Mpigi kikutte omuliro nekibengeya. Essaawa zibadde zikunukkiriza okuwera esatu ez'ekiro kya...