Abakkiriza ab'enzikiriza ezisuusuuta Kristu beyiye mu bungi mu klezia ne kanisa, okukuza okunaku lwa Ppaasika olw'amazuukira ga Yezu Kristu. Ku lunaku luno okubuulira kwa bannaddiini n'abakulembeze abenjawulo, bebazizza Katonda olw'obulamu...
Abagoberezi ba Yezu Kristu ku mitendera egyenjawulo batambuzza ekkubo ly'omusaalaba munsi yonna, nga bajjukira olunaku lweyabonyaabonyezebwa ku mirembe gya Ponsio Piraato, n'akomererwa ku musaalaba ku lusozi e Gologooth. [caption id="attachment_42486"...
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky'abaana ku ssomero lya Entebbe Salvation pre-primary e Kawafu mu muluka gwe Kabale mu Katabi town council. Abakulira essomero bagamba nti omuliro guvudde ku masannyalaze agabwatuuse omulundi...
Banna Kibiina ki NRM mu district ye Luweero batandise okuzimba ekizimbe kwebanassa wofiisi zabwe bawone obupaangisa. Bakulembeddwamu commissioner w'akakiiko k'eby'okulonda mu kibiina kya NRM mu gwanga, James Kinobe. Ettaka kwebazimba...
Kooti enkulu mu Kampala eyimirizza kooti ento eya Buganda Road okuwulira omusango oguvunaanibwa president w'ekibiina ekigatta bannamateeka ki Law Development Centre, Isaac Ssemakadde, ogw'okuvoola n'okuvvoola Ssaabawaabi w'emisango gya government Jane...
Kkooti enkulu e Kampala egaanyi eyali okukulembeze wa FDC Dr. Kizza Besigye n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya, okweyimirirwa ng'egamba nti okuyimbulwa kwabwe kwanditaataaganya okunoonyereza kwa police okugenda mu maaso...
Ministry y'ebyenjigiriza n'ekitongole ky'ebibalo mu ggwanga ekya UBOS batandise okuwandiisa abayizi bonna abali mu masomero mu ggwanga. Minister omubeezi avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebisookerwako mu ggwanga Joyce Moriku Kaducu, asinzidde ku...