Abamu ku bakungu ba government ne mu bitongole ebyenjawulo abakozesa obugombe mu mmotoka zabwe nga tebalina lukusa bali kubunkenke, olw'ebikwekweto amagye ne police byebaatongoza ku nguudo ezitali zimu. Eggye ly'eggwanga...
Akakiiko k'ebyokulonda ka The Electoral Commission of Uganda kakasizza Richard Baabo Kamugisha nga Ssaabawandiisi waako omujjuvu, era nga ye muteesiteesi omukulu. Richard Baabo Kamugisha yaabadde akuuma ekifo ekyo okuva mu...
Wabaddewo obunkenke nga amyuka omukulembeze w’ekibiina ki National Unity Platform mu Buganda, Muhammad Muwanga Kivumbi ng'akomezebwawo mu kooti ne banne abalala 24, era enguudo ezimu e Butambala zigaddwa ab'ebyokwerinda nga...
Government erangiridde nti egenda okuteeka amatabi ga kooti enkulu (High court), mu buli district okwetoloola eggwanga lyonna n'ekigendererwa eky'okutaasa bannauganda ababadde batindigga engendo okuwaaba emisango mu kooti enkulu. Okusinzira ku...
Abakyala okuva mu nzikiriza z'eddiini okuli eya ba Katoliki, aba Anglican n'aba Orthodox bakuηaanidde ku klezia ya ba Orthodox e Namungoona okwegayirira omukama abataase ku kusoomoozebwa kwebayitamu olutatadde. Buli mwaka...
Okulayiza president wa Uganda aliko era eyalangirirwa ku buwanguzi bw'ekisanja ekirala ekya 2026 -2031 Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, kwakubaawo nga 12 May,2026 ku mukolo ogunaabeera ku kisaawe ky'ameefuga e Kololo....
Government ya Uganda erangiridde nti yakyusizza mu nteekateeka y'okuzimba enguudo ezimu, oluvanyuma lw'okukizuula nti ebadde yakusasula ensimbi nnyingi mu kuliyirira abantu. Kivudde ku alipoota ya Ssaababalirizi w'ebintu bya government okulaga...