Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko
Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu
Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte
Parliament eyisizza etteeka erikwata ku by’okukebera n’okutereka endagaluse ng’ababyetaaga balina kusooka kufuna lukusa – biri mu The Forensics And Scientific Analytical Services bill, 2025
Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027  ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026
Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa
Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa
Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25
Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Amawulire

Ssaabawolereza wa gavument William Byaruhanga ayogedde kaati nti abo bonna abatwaala ebyobugagga okwaali ettaka nebizimbe ebyaali ebyabayindi, gavument byeyasasula babirina mu bumenyi bwamateeka era birina okubagibwaako bizibweeyo eri gavument.

Ssaabawolereza wa gavument William Byaruhanga ayogedde kaati nti abo bonna abatwaala ebyobugagga okwaali ettaka nebizimbe ebyaali ebyabayindi, gavument byeyasasula babirina mu bumenyi bwamateeka era birina okubagibwaako bizibweeyo eri gavument. Waliwo...

Read more

Poliisi efulumuzza kopi zoobutabo emitwalo 5, oluvanyuma lw’omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni okukangula ku ddoboozi nga yeemulugunya olwenkola yeemirimu enkyaamu.

Poliisi efulumuzza kopi zoobutabo emitwalo 5, oluvanyuma lw’omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni okukangula ku ddoboozi nga yeemulugunya olwenkola yeemirimu enkyaamu. Obutabo buno bwakuweebwa abaserikale kinoomu, nga buteereddwaamu enkola ezinaagobererwa okumalawo...

Read more

N’okutuuka kati amagye, Police negye ekuuma byaalo erya LDU bakyagenda maaso nokulwanagana nabasubuzi bómukatale kewa Kisekka mu Kampala abakedde okwekalakasa nga bawakanya ekya police eyayiibwa mu kifo gyebakolera, kyebagamba nti kibalemesa okukola emirimu ggyabwe.

N’okutuuka kati amagye, Police negye ekuuma byaalo erya LDU bakyagenda maaso nokulwanagana nabasubuzi bómukatale kewa Kisekka mu Kampala abakedde okwekalakasa nga bawakanya ekya police eyayiibwa mu kifo gyebakolera, kyebagamba nti...

Read more

Olukiiko olufuzi olwekitongole kya KCCA olumanyiddwanga KCCA executive committee, lweralikirivu olwembalirira yekitongole kino eyomwaka gwebyensimbi 2021/2022 eyasaliddwa, abakulu ku lukiiko luno kyebagambye nti kyandiremesa emirimu mu kitongole kino okutambula.

Olukiiko olufuzi olwekitongole kya KCCA olumanyiddwanga KCCA executive committee, lweralikirivu olwembalirira yekitongole kino eyomwaka gwebyensimbi 2021/2022 eyasaliddwa, abakulu ku lukiiko luno kyebagambye nti kyandiremesa emirimu mu kitongole kino okutambula. Ekitongole...

Read more

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza era nekyaanjula eri eggwanga mu butongole ekifanaanyi kyomukulembeze wekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu, kyagenda okukozesa mu kunoonya akalulu komwaka oguggya 2021 nga ekifanaanyi kyekimu kyekigya okukozesa ku kakonge kobululu komwa 2021.

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza era nekyaanjula eri eggwanga mu butongole  ekifanaanyi kyomukulembeze wekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu, kyagenda okukozesa mu kunoonya akalulu komwaka oguggya 2021 nga ekifanaanyi kyekimu...

Read more
Page 245 of 257 1 244 245 246 257

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist