Abakulistaayo mu kanisa y'e Nkozi mu busaabadinkoni bwe Nabusanke mu Central Buganda diocese mu district ye Mpigi bali mukwewunaganya, olw'abantu abatanategereka abagenze ku kkanisa yabwe nebagibambulako amabaati gonna nebagatwala. Ekkanisa...
Omulangira David Wasajja n'omuzaana Marion Nankya mu kwabya olumbe lw'omugenzi Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agambye nti omugenzi Dr Cyprian Kizito...
Omutawaana gugude mukabuga ke Butenga mu town council ye Butenga mu district ye Bukomansimbi,abaana babiri nga kuliko n'omuwere basirikidde mu muliro nebafuuka bisiriiza. Abaana bano bafiiridde mu kazigo mwebabade basula,nga...
Police ye Lugazi ezudde emmundu bbiri ekika Kya ACR nga zino zezigambibwa okuba nti zibadfe zibbidwa ku bakuumi ba banka y'obwegasdi eya SAO - Ngogwe mu district ye Buikwe. Emmundu...
Minisiter w’ebyentambula mu ggwanga Gen. Edward Katumba Wamala atangaazizza ku biragiro ebiggya ebyayisiddwa abaddukanya ekisaawe ky’ennyonyi e Ntebe ebikugira abantu okukuba ebifaananyi n’okukwata obutambi ku kisaawe Gen Katumba agambye nti...
Abazigu abatanamanyika balumbye ka banka k'abegassi ku kyalo Nanguunga mu gombolola ye Ngogwe mu district ye Buikwe aka SAO-Ngogwe savings and credit, bakuuliise n'emmundu bbiri n'ensimbi enkalu ezitannamanyika muwendo. Bino...
Police e Kamuli ekutte omukyala Aine Kembabazi, agambibwa okuba nti abadde yeyita omusirikale w'eggye Lya UPDF naggya ku bantu sente. Omwogezi wa police mu kitundu ekya Busoga North ASP Kasadha...
Nabbambula w'omuliro akutte omuliro mu kibuga Mityana, asaanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde. Omuliro guno ogutannamanyika kweguvudde gwatandise ku ssaawa nga mukaaga ez'ekiro. Abaddukirize bagamba nti omuliro gwatandise ku ssaawa...
Abavubi 2 bagudde mu Nnyanja nebafiiramu ku mwalo gwe Mpenja-Kiteredde mu gombolola ye Mpatta mu District ye Mukono. Abavubi basatu bebabadde ku lyato neryebbika mu nnyanja, wabula omu asobodde okuwuga ...