Bannakibiina kya Nrm mu bitundu bye Nyabushozi ne Arua olwaleero baddamu okulonda abanaakwatira ekibiina kino bendera ku bifo byobubaka bwa parliament oluvaanyuma lwabaali beesimbyeewo mu kamyuufu akaakukubwa ku ntandiikwa yomwezi ogwomwenda obutakaanya neebyo ebyaava mu kamyuufu kano
Olukiiko olufuzi olw’ekibiina kya Nrm lwerwalagidde okulonda kuno kuddibweemu era luno lwaalagidde amyuuka ssentebbe wekibiina kino mu ggwanga Hajji Moses...
Read more










