Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti omulembe omutebi gujjudde okusomooza okwamanyi kyokka ebisomoozo bino tebyawukana ne byo ebyemirembe...
Ekibiina kya National Unity platform kimaliriza okukungaanya emikono egisemba omubaka wa Kyadondo East era omukulembeze wekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu...
Omukulembeze we ggwanga, Yoweri Museveni bweyali ayongerako eri eggwanga gyebuvuddeko, yategeeza nti gavumenti yali yakuddamu okugaba emmere, eri abantu abaakosebwa...