Ebifo by’obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi. Mu bigguddwawo; Bulange, Kabakanjagala, Naggalabi, Jinja Mawuuno, amasiro ge Wamala . Ebifo bino byali byaggalwa olwa Covid19. Owek Kyewalabye agambye nti bamaze okukola enteekateeka era abalambuzi baddembe okujja