• Latest
  • Trending
  • All
Uganda etandise okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nalubiri oba Sicklecell – liyitibwa Sikurea Hydroxyrea 500mg

Uganda etandise okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nalubiri oba Sicklecell – liyitibwa Sikurea Hydroxyrea 500mg

May 20, 2026
Alipoota y’eddembe ly’obuntu mu Uganda eya 2025 efulumiziddwa – ebikolwa eby’okutulugunya abantu byali bingi mu kwetegekera akalulu ka 2026, ne bannauganda  abasiinga obungi tebafuna buweereza busaanidde mu by’obulamu

Alipoota y’eddembe ly’obuntu mu Uganda eya 2025 efulumiziddwa – ebikolwa eby’okutulugunya abantu byali bingi mu kwetegekera akalulu ka 2026, ne bannauganda abasiinga obungi tebafuna buweereza busaanidde mu by’obulamu

May 20, 2026
Ab’ebyokwerinda baboye emmotoka endala 3 ez’abadde sipiika wa Parliament Annet Anitah Among okuva mu maka ge e Nakasero

Ab’ebyokwerinda baboye emmotoka endala 3 ez’abadde sipiika wa Parliament Annet Anitah Among okuva mu maka ge e Nakasero

May 20, 2026

Abalamazi aba Congo abasoba mu 70 abaabadde batuuse mu Uganda okwetaba ku bikujjuko by’abajulizi basiibuddwa okuddayo mu DRC olw’ekirwadde kya Ebola – ne Centenary ewaddeyo obukadde bwa shs 138 zeyali yasuubiza ku nteekateeka z’olunaku lw’abajulizi

May 19, 2026

Omuyimbi Karole Kasiita akiise embuga naayanjulayo ekivvulu kye – kigenda kubaawo nga 29 May,2026 ku Serena

May 19, 2026

Muteesa I Royal University eyanjulidde Obwakabaka ekikopo ky’omupiira kyebaawangudde akya Uganda Universities League 2026

May 19, 2026

Amus College School liwangudde empaka za National Boys Football Championship 2026 – ewangudde Bukedea South SS

May 19, 2026

Vipers FC ewangudde ekikopo kya Uganda Primier League eky’omulundi ogwo 8

May 19, 2026

Buweekula ne Kyaggwe bebaggulawo empaka z’amasaza ga Buganda eza 2026 – nga 13 June ku Mubende NTC

May 19, 2026

Ababaka ba parliament abava mu Buganda balonze Robert Migadde okubeera ssentebe wabwe

May 19, 2026

NUP erangiridde Paul Mwiru okuvuganya ku kifo kya sipiika wa parliament eye 12

May 19, 2026
America etadde envumbo ku bantu abava mu Uganda ne DRC olw’ekirwadde kya Ebola – ewaddeyo n’obukadde bwa dollar 13 eri amawanga gano okugadduukirira

America etadde envumbo ku bantu abava mu Uganda ne DRC olw’ekirwadde kya Ebola – ewaddeyo n’obukadde bwa dollar 13 eri amawanga gano okugadduukirira

May 19, 2026
Enkyukakyuka mu mpaka z’ebika by’Abaganda  2026 ez’omupiira ogw’ebigere omutendera gwa ttiimu 16

Enkyukakyuka mu mpaka z’ebika by’Abaganda  2026 ez’omupiira ogw’ebigere omutendera gwa ttiimu 16

May 18, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Uganda etandise okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nalubiri oba Sicklecell – liyitibwa Sikurea Hydroxyrea 500mg

by Namubiru Juliet
May 20, 2026
in Health
0 0
0
Uganda etandise okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nalubiri oba Sicklecell – liyitibwa Sikurea Hydroxyrea 500mg
0
SHARES
5
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government ya Uganda erangiridde nti egenda kufuula eddagala lya Nalubiri (Sicklecell) ery’Enkizo mu malwaliro gaayo gonna, kiwe Omwagaanya abalwadde ba Nalubiri okufuna obujjanjabi obusaanidde mu budde.

Enteekateeka eno eyanjuddwa Omutesiteesi omukulu mu ministry y’Ebyobulamu Dr. Diana Atwiine, abadde ku mukolo ogw’Okutongoza Eddagala lya Nalubiri erimanyiddwa nga Sikurea Hydroxyrea 500mg  e Luzira ,likoleddwa kampuni ya Quality Chemicals limited.

Dr.Atwiine ategeezezza nti okukolebwa kw’Eddagala lino erikoleddwa mu capsule, wano mu Uganda kigenda kumalawo okukaluubirizibwa government kwebadde esaanga mu kuligula ebweru w’Eggwanga, omubadde ensimbi eziggweera mu ba kayungirizi , okulitambuza n’Obukuumi obubadde bulissibwako.

 

Dr. Atwiine agambye nti waliwo essuubi nti omuwendo gw’Abaana abato abali wansi w’emyaka 5 ababadde bafa olwa Nalubiri gugenda kukendeera.

 

Akubirizza abantu abalowooza okufumbirigana nti basooke beekebeze bamanye webayimiridde ku bya Nalubiri.

 

Omu ku batandisi ba Quality Chemicals Limited,Rotarian Emmanuel Katongole , agambye nti ekkula ly’Okukola eddagala erijjanjaba Nnalubiri lyavudde mu bimu ku birowoozo ebyabaweebwa president Museveni, bwebaali baakamaliriza emisomo gyabwe ku Makerere University nga baali George Baguma ne Fred Mutebi Kitaka.

Emmanuel Katongole ategezezza nti bazze basenvula mu bika by’Eddagala erizze likolebwa, nga kati litundibwa ku katale kensi yonna omuli eriweweeza Mukenenya, Omusujja gw’Ensiri neddala lingi, kino nga kiwadde Uganda ettutumu eritagambika.

 

Dr.Deogratious Mulube omukugu mu kujjanjaba endwadde ezenjawulo asabye abazadde okwekeneenya ennyo abaana baabwe naddala abato, n’Okubatwala mu malwaliro okubakebera, bwekizuuka nga baliba Nalubiri bafune obujjanjabi nga bukyali.

 

Mu ngeri eyenjawulo Dr. Mulube asabye abakozesa mu bitongole ebyenjawulo okukomya okusosola abalina obulwadde bwa Nalubiri nga babamma emirimu, kyagambye nti kikolwa kya busosoze.

Bisakiddwa: Kato Denis

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Alipoota y’eddembe ly’obuntu mu Uganda eya 2025 efulumiziddwa – ebikolwa eby’okutulugunya abantu byali bingi mu kwetegekera akalulu ka 2026, ne bannauganda abasiinga obungi tebafuna buweereza busaanidde mu by’obulamu
  • Uganda etandise okukola eddagala eriweweeza obulwadde bwa Nalubiri oba Sicklecell – liyitibwa Sikurea Hydroxyrea 500mg
  • Ab’ebyokwerinda baboye emmotoka endala 3 ez’abadde sipiika wa Parliament Annet Anitah Among okuva mu maka ge e Nakasero
  • Abalamazi aba Congo abasoba mu 70 abaabadde batuuse mu Uganda okwetaba ku bikujjuko by’abajulizi basiibuddwa okuddayo mu DRC olw’ekirwadde kya Ebola – ne Centenary ewaddeyo obukadde bwa shs 138 zeyali yasuubiza ku nteekateeka z’olunaku lw’abajulizi
  • Omuyimbi Karole Kasiita akiise embuga naayanjulayo ekivvulu kye – kigenda kubaawo nga 29 May,2026 ku Serena

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist