• Latest
  • Trending
  • All
Parliament esazeewo ekitongole kya NGO Bureau ne The National Library biggalibwewo

Abalungamya b’emikolo bongedde okubangulwa mu nkola y’emirimu gyabwe – balabuddwa obutatyoboola buwangwa n’ennono ebitambulira ku mikolo gy’okwanjula

April 23, 2024
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

May 21, 2025
Omulamuzi Simon Byabakama ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ayagala abasirikale abatabangula okulonda bakangavvulwe olw’okugotaanya ebyenfuna by’eggwanga

Omulamuzi Simon Byabakama ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ayagala abasirikale abatabangula okulonda bakangavvulwe olw’okugotaanya ebyenfuna by’eggwanga

May 21, 2025
Busiro CBS Pewosa Sacco etuuzizza Ttabamiruka wa 2024 – Omumbejja Aisha Nakalema Kabejja alondeddwa nga ssentebe omuggya

Busiro CBS Pewosa Sacco etuuzizza Ttabamiruka wa 2024 – Omumbejja Aisha Nakalema Kabejja alondeddwa nga ssentebe omuggya

May 21, 2025
Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

May 21, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi

May 21, 2025
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Abalungamya b’emikolo bongedde okubangulwa mu nkola y’emirimu gyabwe – balabuddwa obutatyoboola buwangwa n’ennono ebitambulira ku mikolo gy’okwanjula

by Namubiru Juliet
April 23, 2024
in BUGANDA, Uncategorized
0 0
0
Parliament esazeewo ekitongole kya NGO Bureau ne The National Library biggalibwewo
0
SHARES
198
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Enteekateeka ya Ssemasomo w’Abalungamya b’okumikolo ow’omulundi ogw’okutaano agguddwawo n’omulanga eri abalungamya okwettanira okusoma ebikwata ku buwangwa n’ennono za Buganda,  olwo lwebanaakola omulimu ogubaweesa ekitiibwa n’okukuuma ennono za Buganda nga tezityoboddwa.

Ssemasomo ono abumbujjira ku ttendekero lya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education e Kakeeka Mmengo.

Ssenkulu  walyo Owek. Joseph Balikuddembe Ssenkusu mu bubaka bwatisse avunaanyizibwa ku by’ensoma Ssaalongo Apollo Kaggwa, agambye nti  ng’ettendekero bakoze enteekateeka y’okusomesa olulimi Oluganda eri buli muyizi ayita mu ttendekero eryo,  era nti banaatera okutuuka ku mutendera gw’enteekateeka ogusembayo babiweereze ab’akakiiko akasengeka eby’ensoma mu ggwanga, kabakkirize Oluganda lubeere lwabuwaze eri abayizi bonna abayitira mu ttendekero eryo.

Ategeezezza nti kino bakikola okubaako ettoffaali lyebateekawo naddala mu kaweefube w’okukuuma Olulimi Oluganda nga lutinta.

Ssentebe w’abalungamya b’emikolo mu Buganda, Ismail Kaggya yeeyanzizza  Ssaabasajja okusiima n’akkiriza ettendekero lye okuwanga abalungamya ebbaluwa entongole ezibakakasa mu mulimu guno.

Kaggya agambye nti ku mulundi guno, mu Ssemasomo bataddemu n’akanyomero ak’okubangula bakatumwa, abasimbiddwamu ennyo olunwe lw’okukola ebitajjansa mu mikolo gy’okwanjula.

Agambye nti kino kigenda kubayamba okubatereeza bakole  ebisaana era ebitaweebuula kitiibwa kya nnono za Buganda.

Ssemasomo ono waakumala ennaku bbiri akomekkerezebwa nga 24 April,20204, ng’ebimu ku bisomeseddwa olwaleero mulimu; Entambuza y’omukolo gw’okukyala, okwanjulwa n’okwanjula, Ennungamya y’emikolo mu bitundu ebiri ebweru wa Buganda, Obuvunaanyizibwa bw’omugabe ne Katikkiro mu mukolo gw’okwanjula, Enkozesa y’Olulimi n’ensonga endala.

Mu bakulembeddemu abasomesa, kuliko Hannington Ssonko Kavi Ssembatya, Byaruhanga Zirimala, Omuzira mu Bazira wa CBS Omulangira Kayemba Kayiraan, Daniel Matovu Kkutuza ne Ahamed Lumu.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba
  • Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston
  • Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026
  • Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde
  • Omulamuzi Simon Byabakama ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ayagala abasirikale abatabangula okulonda bakangavvulwe olw’okugotaanya ebyenfuna by’eggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -