• Latest
  • Trending
  • All
Police etaddewo obukadde bwa shs 10 ezigenda okuweebwa omuntu anaagituusa ku musajja ateeberezebwa okupangisa abaatemula omutaka Eng.Daniel Bbosa – abantu 7 bebaakakwatibwa

Police etaddewo obukadde bwa shs 10 ezigenda okuweebwa omuntu anaagituusa ku musajja ateeberezebwa okupangisa abaatemula omutaka Eng.Daniel Bbosa – abantu 7 bebaakakwatibwa

March 4, 2024
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Police etaddewo obukadde bwa shs 10 ezigenda okuweebwa omuntu anaagituusa ku musajja ateeberezebwa okupangisa abaatemula omutaka Eng.Daniel Bbosa – abantu 7 bebaakakwatibwa

by Namubiru Juliet
March 4, 2024
in Amawulire
0 0
0
Police etaddewo obukadde bwa shs 10 ezigenda okuweebwa omuntu anaagituusa ku musajja ateeberezebwa okupangisa abaatemula omutaka Eng.Daniel Bbosa – abantu 7 bebaakakwatibwa
0
SHARES
218
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Police etaddewo obukadde bwa shs 10 eri omuntu yenna anaabawa amawulire agakwata ku musajja ayitibwa Luggya Bbosa Tabula, agambibwa okukulemberamu  omupango gwonna ogw’okutemula eyali omutaka w’ekika kye Ndiga Lwomwa Eng. Daniel Bbosa.

Omwogezi wa police ya Uganda Fred Enanga ategeezezza nti okunoonyereza kwebaakakola kulaga nti Tabula yeyapangisa abasajja abaasasira emmotoka y’ omutaka ebyasi ebyamuttirawo bweyali anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja mu gombolola ye Lubaga mu Kampala.

Omutaka Eng.Daniel Bbosa yali atambulira mu mmotoka No.UAK 637X, era ng’ettemu lino lyaliwo nga 25 February,2024.

Luggya Bbosa Tabula ow’emyaka 38 agambibwa okwemulula naabulawo, abadde mutuuze ku kyalo  Kabango mu muluka gwe Kakoola mu district ye Mpigi.

Fred Enanga ategezeza nti  bataddewo nobukadde bwensimbi za Uganda 10 eri omuntu yenna anabawa amawulire agakwata ku Tabula gyeyekukumye, era n’alabula abantu nti singa omuntu yenna anaagezaako okumukweka naye wakuvunaanibwa.

Enanga ategezezza nti abantu 7 bebaakakwatibwa nga bateeberezebwa okwenyigira mu lukwe lw’okutemula abadde Lwomwa w’ekika ky’Endiga Omutaka Eng.Daniel Bbosa.

Agambye nti ebibakwatako ebisingawo bakubibuulira eggwanga, ng’omuwaabi wa government amaze okulungamya ku fayiro ekwata mu musango guno.

Eng.Daniel Bbosa yaziikiddwa ku butaka bw’ekika e Mbaale Mawokoata Mpigi.

Omutaka Eria Lwasi Buuzaabo era nga y’abadde Katikkiro wa Lwomwa omubuze, yeyatiuziddwa nga Lwomwa omuggya nadda mu bigere bya Eng.Daniel Bbosa.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -