• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obukubagiza ab’enju y’omugenzi Henry Kyemba – abadde mwesimbu

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obukubagiza ab’enju y’omugenzi Henry Kyemba – abadde mwesimbu

October 23, 2023
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obukubagiza ab’enju y’omugenzi Henry Kyemba – abadde mwesimbu

by Namubiru Juliet
October 23, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obukubagiza ab’enju y’omugenzi Henry Kyemba – abadde mwesimbu
0
SHARES
190
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye emirimu egyakolebwa Omugenzi Henry Kisajja Magumba Kyemba  nti gyayamba nnyo mukukulanya Uganda.

Mu mubaka bwe obumusomeddwa omumyuka owokubiri owa Katikkiro era omuwanika wa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsimbirwa mu kusabira omugenzi okubadde mu Luttiko e Namirembe, Omutanda agambye nti Uganda efiiriddwa omuntu owomugaso abadde alwanirira enkyukakyuka n’enkulakulana ya bannauganda.

Omutanda agambye nti Kyemba abadde mwesimbu era nga mwerufu.

 

Henry  Kisajja Magumba Kyemba yafiiridde ku myaka 82.

Yaliko omuyambi wa Ssaabaminister eyasooka Apollo Milton Obote, yaliko omuteesiteesi omukulu mu Ministry yébyobuwangwa mu 1972, ku mulembe gwa Iddi Amin Dada.

Mu 1986 Kyemba yegatta ku government   ya NRM , náweebwa obwa  Minister avunaanyizibwa ku Magana,  yaliko Omuwandiisi wákakiiko akalondoola emirimu gyéssiga eddamuzi aka Judicial Service Commission.

Yaliko minister w’eby’obulamu ne minister omubeezi ow’eby’obulimi

Omumyuka wa Sabaminister wa Uganda owokusatu Hajati Nakadaama Lukia Isanga nga yaakiikiridde government eyawakati ategezezza nti Henry Kyemba ayambye nnyo  government ya NRM okuweereza banna Uganda  mu bintu bingi.

Ssentebe w’ekibiina ekitaba enzikiriza mu ggwanga  era nga ye Ssabalabirizi w’e kannisa ya Uganda Bishop Kazimba Mugaru mu mubaka bwatisse Bishop Joshau Lwere , Ssabalairizi  ayogeedde ku mugenzi nti alwaniridde nnyo okuleetawo emirembe mu Uganda

Okusabira omugenzi kukulembeddwamu Dean wa Lutikko e Namirembe The Most Venerable Canon Jonathan Kisawuzi Ssalongo, asabye abantu buligyo okukyuka okudda eri Katonda.

Kulwa family y’omugenzi Henry Kiyemba  Alfred Nabeeta yabazizza Kitaabwe Olwokulwanirila enkulakulana ya Uganda n’okukuza abaana nga bagala eggwanga lyabwe.

Okusaba  kwetabidwako Nalinnya Dorothy Nassolo , eyaliko Sabaminister wa Uganda Dr. Ndugu Ruhakana Lugunda, ayaliko Ssabalamuzi Wako Wambuzi, abakungu okuva mu government n’abantu abalala bangi.

Kyemba agenda kuziikibwa e Bugembe nga 26 October,2023, mu bitiibwa by’eggwanga by’eggwanga ebijjuvu.

Bisakiddwa : Ssebuliba Julius

 

 

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -