• Latest
  • Trending
  • All
Kooti eyimirizza Ttabamiruka wa FDC abadde ategekebwa sentebe Biriggwa – abali ku ludda lwe bakukkulumye

Kooti eyimirizza Ttabamiruka wa FDC abadde ategekebwa sentebe Biriggwa – abali ku ludda lwe bakukkulumye

September 18, 2023
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Kooti eyimirizza Ttabamiruka wa FDC abadde ategekebwa sentebe Biriggwa – abali ku ludda lwe bakukkulumye

by Namubiru Juliet
September 18, 2023
in CBS FM
0 0
0
Kooti eyimirizza Ttabamiruka wa FDC abadde ategekebwa sentebe Biriggwa – abali ku ludda lwe bakukkulumye
0
SHARES
115
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ekiwayi kya FDC ekikulemberwa ssentebe w’e kibiina Ambasador Wasswa Biriggwa bakyakalambidde nti bakugenda mu maaso n’okutuuza Ttabamiruka wabwe ku Tuesday nga 19 September,wadde kooti ebayimirizza.

Gyebuvudeko ba member ba FDC okuli Arafat Ntale Mwanja , Jamal Wante ne Marlick Ssaazi badukira mu kooti ensukulumu  nebawawabira abakulu mukibiina okuli president waakyo   Eng Patrick Amuriat Oboi  , Ssabawandiisi Nathan Nandala Mafabi, nga bagala esazeemu Tabamiruka eyetegekebwa Ssentebe  Ambassador Wasswa Biriggwa nga bagamba  okutegeka olukungaana luno  kikolebwa mu bumenyi bw’amateeka .

Mumpaaba yaabwe  bategeeza nti abakulu abakwatibwako mukibiina kya FDC baali tebeebuziddwako mu kutegeka Ttabamiruka era  yali agendereddwamu okuswaza  n’okwawulayawula mu ba memba.

Nathan Nandala Mafaabi

   Kooti ng’ekubirizibwa Omulamuzi Esta Nambayo  eyimirizza   tabamirukawa wa  FDC  okutuusa nga’omusango ogwawabwa banakibiina bano   guwuliddwa

 Omulamuzi Esta Nambayo era alagidde abawabi okuteekamu empoza yabwe nga 22 september,2023 ne Patrick Amariat ne banne  batwaleeyo okwewozako kwabwe nga 29 september  noluvanyuma bonna baddeyo mu Kooti nga 4 October,2023.

Wabula oluvanyuma lwensala eno   bana FDC nga bakulembeddwa Loodi Meeya wa Kampala   Ssalongo Elias Lukwago n’Omubaka wa Kiira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda  bakukulumidde Kooti olw’ensala eno, nebagamba nti bakugenda mu maaso n’olukungaana lwabwe balutambuze nga bwebanaaba balabye.

Ssentebbe wa FDC  atwala ebitundu bya Buganda  Lordmayor Erias Lukwaago  akukulumidde kooti  olwobutawa mukisa kwewozaako nga babadde balina ensonga kwebesigamye okutegekeka Ttabamiruka.

Omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju ategeezza nti abantu abaatwala Omusango  mu kooti okwemulugunya ku Ttabamiruka baali mukobaane ne ssabawandiisi we kibiina Nandala Mafabi era kyakolebwa mubugenderevu.

Wabula amyuma Omwogezi wa FDC John Kikonyogo ali ku ludda lwa Nathan Nandala Mafaabi ne Amuriat Oboi  abasekeredde nagamba nti tasubiira lukungaana luno  kubeerwayo  kubanga abakulu mu FDC tebalumanyi.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius ne Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -