• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga asisinkanye abakulembeze b’e Bunyoro – bakukolera wamu okukulakulanya abantu

Katikkiro Mayiga asisinkanye abakulembeze b’e Bunyoro – bakukolera wamu okukulakulanya abantu

July 17, 2023
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asisinkanye abakulembeze b’e Bunyoro – bakukolera wamu okukulakulanya abantu

by Namubiru Juliet
July 17, 2023
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asisinkanye abakulembeze b’e Bunyoro – bakukolera wamu okukulakulanya abantu
0
SHARES
167
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charlea Peter Mayiga asisinkanyemu abakulembeze b’Obukama bwa Bunyoro, bakkiriziganyizza okussaawo akakiiko ak’enjawulo akagenda okulondoola enkoka ezissibwawo okukulaakulanya abantu b’Obwakabaka bwombi.

Ebimu ku bigenda okussibwako essira kuliko okunnyikiza okulima Emmwanyi, emmere n’Okulunda, okumatiza obutale bw’amawaga agenjawulo ku ssemazinga wa Africa ne Bulaaya.
Kino kituukiddwaako oluvannyuma lw’abakulembeze mu Bukama bwa Bunyoro Kitara nga bakulembeddwaamu Omuhiikirwa Andrew Byakutaaga ,okusaba  Buganda nti bakolere wamu ne Bunyoro okukyuusa embeera z’abantu mu byenfuna.

Abasisinkanidde mu Lubiri lw’Omukama e Karuziika mu kibuga Hoima, ng’awerekeddwako ba minister ba Buganda n’abakulira ebitongole bya Buganda ebyenjawulo.

Abanyoro bamuyitiddemu ku nteekateeka zabwe ku by’obugagga ebiri mu kitundu kyabwe, naddala amafuta.

Bamubuulidde ebibasoomooza omuli ekibba ttaka, obwavu n’embeera y’ebyobulamu embi.

Oluvannyuma Katikkiro alambudde ebifo omugenda okusimwa amafuta mu kitundu kye Bunyoro ekyetoolodde ennyanja Muttanzige oba Albertine region.

Mu ngeri yeemu Katikkiro alambudde ekisaawe ky’ennyonyi ekizimbibwa okutuusizaako ebinaakozesebwa okusima amafuta.

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Ekyobugagga ky’amafuta ekisangibwa mu Bukama bwa Bunyoro kikozesebwe mu bweerufu, kisobozese abantu mu Bunyoro ne Buganda okukyuusa embeera zaabwe.


Katikkiro asabye nti ensimbi ezigenda okuva mu kusima amafuta okukozesebwa okukuuma obutondebwensi, n’Okulwanyisa nawokeera w’Obwaavu.

Katikkiro mungeri eyenjawulo alabudde abalowooza nti enkolagana y’Obwakabaka ne Bunyoro teriiwo, naabasaba bakozese ebyafaayo babimanye bulungi.

 

Omuhikirwa wa Bunyoro  Omuhikirwa Andrew Byakutaaga  yeebazizza Obwakabaka bwa Buganda olw’enkolagana ennungi eyeeyolekera mu mirimu egitumbula Obukama, omuli emikutu gy’Amawulire CBS ne BBS Terefayina egikozeseddwa okutumbula Obukama n’Obwakabaka nga gikozesa amawulire, n’Okwagazisa bannansi Olulimi Oluganda.

 

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -