• Latest
  • Trending
  • All
Minister Agnes Nandutu ayitiddwa police ku by’amabaati g’e Kalamoja

Omu ku babadde bakaayanira essomero lya Kabigi Taquwah Islamic school afudde

April 17, 2023
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Omu ku babadde bakaayanira essomero lya Kabigi Taquwah Islamic school afudde

by Namubiru Juliet
April 17, 2023
in Amawulire
0 0
0
Minister Agnes Nandutu ayitiddwa police ku by’amabaati g’e Kalamoja
0
SHARES
488
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abatuuze b’e Kabigi mu town council ye Butenga e Bukomansimbi baguddemu entiisa lwa mutuuze munnabwe eyali abakulembeddemu okusalawo ku by’obukulembeze bw’essomero ly’obusiraamu erya Kabigi Taquwah Islamic school bwasangiddwa munjuye nga yafudde.
Mawanda Abdu Jaba yoomu kubabadde bateeka sente musomero lya Kabigi Taquwah eryakola amawulire omwaka oguwedde 2022 abayizi bwebaamala ebbanga nga tebasoma batudde waka olwenkayana z’obwananyini ku ssomero lino,  ezaavirako okuyiwa omusaayi nerisigala  nga likuumwa magye.
Okusinziira ku muyambi w’omugenzi nga ye Abdu Salam Adinani Ssembuya,agambye nti bafunye ssimu ng’obudde busasaana okuva mu baana b’omugenzi nga bababikira nti kitaabwe basanze afudde.
Kabigi Taquwah Islamic primary school lirudde mu nkayana z’obwanannyini bw’ettaka ng’omugenzi kati Mawanda Abdu Jaba abadde afuna obuyambi okuva mubawarabu n’addukanya essomero eryo kulw’abasiraamu, kyokka aludde ng’awakanyizibwa ekiwayi ekikulirwa Sheik Haruna Jemba.
Ensonga z’essomero lino zatwalibwa mu kooti wabula kigambibwa nti ebiragiro bya kooti ebibadde bifulumizibwa bibadde tebiteekebwa mu nkola, era ebiwayi byombi nebisigala nga birwanagana nebyetusaako obulabe buli ntandikwa ya term.
Kumpi buli  RDC abaddeko e Bukomansimbi kwossa obukulembeze obulonde balozezza ku ntalo z’essomero ly’e Kabigi, nga  RDC eyasooka e Bukomansimbi Ssalongo Mukasa Kityo mukisanja kya hajji Katerega Muhammad entalo zesomero eryo yazireka mu bbanga,olwo obukulembeze bwamuna NUP Fred Nyenje Kayiira neba RDC okuli Teopisita Lule Ssenkungu,Sharon Ankunda, George Bakunda,David Nkojo Asaba n’abalala, entalo z’esomero eryo nabo bazisanze era bazirozezaako.
Mawanda Abu Jaba w’afiiridde ng’entalo za Kabigi Taquwah Islamic school tezigwanga.
Kooti e Masaka omwaka oguweDde yamuwa olukusa oluddukanya esomero eryo mu butongole,kyoka ate kooti yemu olukusa era n’eruwa Sheik Haruna Jemba.
Akalembereza akaabaddewo term ewedde Mawanda Abdu Jaba abadde yaddako ku bbali nga yaddayo mu kooti okwekubira enduulu olw’ebiragiro bya kooti ebitakwatagana, nga wafiiridde abadde alinze kumanya omutuufu alina okuddukanya essomero eryo.
Bisakiddwa: Mubarak Ssebuufu Junior
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -