Olwaleero ennaku z’omwezi ziri 13 Kafuumulampawu,2026 ge mazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II ag’e 71.
Omutanda Sseggwanga Musota yazaalibwa nga 13 Kafuumulampawu ,1955.
Yogaayoga ayi Ekiryo Sserulanda Ekimaamidde Obuganda!












