• Latest
  • Trending
  • All

Yiino ensengeka empya ey’obubonero bw’ebibuuzo bya UNEB ebya S.4

February 12, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

Aba NRM abaataataganya okulonda kwe Ssembabule kooti ebayimbudde

May 21, 2025
Omulamuzi Simon Byabakama ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ayagala abasirikale abatabangula okulonda bakangavvulwe olw’okugotaanya ebyenfuna by’eggwanga

Omulamuzi Simon Byabakama ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda ayagala abasirikale abatabangula okulonda bakangavvulwe olw’okugotaanya ebyenfuna by’eggwanga

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Yiino ensengeka empya ey’obubonero bw’ebibuuzo bya UNEB ebya S.4

by Namubiru Juliet
February 12, 2025
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
117
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board (UNEB) kifulumizza ebyava mu bigezo bya S.4 ebyatuulwa omwaka oguyise 2024, nga gwemulundi ogusookedde ddala abayizi okukola ebigezo ebyesigamiziddwa ku nsomesa empya ( new curriculum), ebadde yakamala emyaka 4 ng’esiddwa mu nkola.
Ssentebe wa UNEB Dan Odongo, agambye nti okutwaliza awamu ebibuuzo ebisookedde ddala bitambudde bulungi, ng’abayizi ebitundu 98% bayise okugenda ku mutendera oguddako ogwa S.5 n’ematandekero g’ebyemikono.
Abaana ab’okuweebwa satifikeeti baweereddwa obubonero okuva ku A,B,C,D,  era nga bano buli omu alina obukugu n’obusobozi bw’afunye okubaako byakola nga yesigama ku bimusomeseddwa mu masomo ag’enjawulo.
Abalala abafunye E bakyetaaga okusomesebwa omwaka guno 2025 baddemu okukola ebibuuzo.
Abayizi bagezeseddwa entegeera y’obwongo bwabwe, entaputa y’ebibasomesebwa,  obukugu, obukodyo n’obuyiiya  bwebakozesa okuddamu ebibuuzo, n’ebirala, era nga buli omu alina amaanyi ge wegakoma.
Odongo agambye nti abaana emyaka gyebamala ku buli mutendera gwebasoma babeerako byebayiga, nga n’olwekyo embuuza y’ebibuuzo empya, egendrera okumanya buli mwana engeri gy’ategeeramu ebintu, okubissa mu nkola, n’obuyiiya bwebakozesa okukola ebintu ebyenjawulo.
Abafunye E bebayizi ababeera balemereddwa okufuna obubonero obw’essalira  mu masomo gonna ne project work.  Bano bateekeddwa mu ddaala ery’okubiri 2 (result 2) ery’abayizi abataaga okuddamu okusoma S.4 n’okuddamu okukola ebibuuzo okulaga nti balinawo wakiri byebaayiga.
Mu new Curriculum omuyizi alina okuba nga yakola waakiri empapula 8 ( nga nga bafunamu obubonero A,B,C,D), era satifikeeti zabwe zissibwako Result 1,  ate abataaweza masomo (subjects) 8, nga tebaakola wadde project work, abo bassibwa mu mutendera ogwa Result 2.
Dan Odongo agambye nti abayizi abalina Empapula eziriko Result 2 ne 3, bbo ssibakukkirizibwa kufuna satifikeeti wadde okweyongerayo mu S.5, era baweebwa amagezi okuddamu ebibuuzo, babeereko eddaala lyebasengekebwako.
Abayizi abawala bakoze bulungi okusiinga abalenzi mu ssomo ly’oluzungu, okusiiga ebifaananyi,n’ebyafaayo n’eddiini, ate abalenzi nebasiinga mu masomo ga science gonna.
Omuwendo gw’abayizi ku buli kikumi (100%), nga bwebakoze mu masomo agenjawulo
Wabula okutwalira awamu essomo lya biology, Chemistry, ne Physics tegakoleddwa bulungi, olw’abayizi okulemererwa okuddamu obulungi ebibuuzo, era nga ne mu kugolola ebibuuzo bino abasomesa bekalakaasa, nga bagamba nti ensimbi ez’okubigolola zaali zetaaga okusiinga kwezo ezaali zibaweebwa ku masomo amalala.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti
  • UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 
  • FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -