• Latest
  • Trending
  • All
President Museven agambye nti omuwendo gw’ababaka ba parliament sigwakukendeezebwa – wabula awagira eky’okukendeeza omusaala ogubaweebwa

President Museven agambye nti omuwendo gw’ababaka ba parliament sigwakukendeezebwa – wabula awagira eky’okukendeeza omusaala ogubaweebwa

July 26, 2024
Okusaala Eid Elfitr 2026 – Jajja w’Obusiraamu Omulangira Nakibinge asabye government efulumye alipoota enzijuvu ku bantu 7 abattibwa mun kulonda kw’e Butambala

Okusaala Eid Elfitr 2026 – Jajja w’Obusiraamu Omulangira Nakibinge asabye government efulumye alipoota enzijuvu ku bantu 7 abattibwa mun kulonda kw’e Butambala

March 20, 2026
Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

March 20, 2026
Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak

Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak

March 20, 2026
Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

March 19, 2026

Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia

March 19, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

March 18, 2026
Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

March 18, 2026
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

March 17, 2026
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

March 17, 2026
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

March 17, 2026
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Uncategorized

President Museven agambye nti omuwendo gw’ababaka ba parliament sigwakukendeezebwa – wabula awagira eky’okukendeeza omusaala ogubaweebwa

by Namubiru Juliet
July 26, 2024
in Uncategorized
0 0
0
President Museven agambye nti omuwendo gw’ababaka ba parliament sigwakukendeezebwa – wabula awagira eky’okukendeeza omusaala ogubaweebwa
0
SHARES
125
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni ayanukudde bannauganda abamu abagala omuwendo gwa parliament okukeendezebwa, agambye nti tekikyasoboka kubanga constituency zitondebwawo lwa nsonga.

Parliament ya Uganda mu kiseera kino erimu ababaka abalondebwa obutereevu mu kalulu 529.

Wabaddewo amaloboozi okuva mu bantu nti omuwendo gw’ababaka gukendeezebwe, okukendeeza ku nsaasaanya y’ensimbi z’omuwi w’omusolo,  parliament zesaasanya ku babaka.

President Museveni asinzidde mu kitebe lya NRM ku  Kyaddondo road mu Kampala ,bannaNRM webasinzidde okukungubagira munnaabwe Simon Peter Aleper eyabadde omumyuuka wa ssentebbe wa NRM atwala ekitundu kya Karamoja, yafiiridde mu kabenje kemmotoka e Iganga.

President agambye nti ekyokukendeeza omuwendo gw’ababaka ba parliament bakiviireko ddala, okugyako kyayinza okuwuliriza kwekukendeeza ku musaala ogusasulwa ababaka.

Museveni awadde ekyokukabirako ekya Constituency ezimu mu bendobendo lya Karamoja, zagambye nti government yazitondawo lwa nsonga, okumalawo obutakaanya mu bantu b’ekitundu ekyo.

President Museveni atenderezza nnyo Omugenzi Simon Peter Aleper olwokukolera ekitundu Kya Karamoja,  ky’agambye nti olw’amaanyi ge, bingi government ya NRM byetuseeko mu kitundu kye Karamoja omuli okutereeza obutebenkevu, amakolero agaleseewo enkulakulana n’ebirala.

Aleper y’abadde amyuka ssentebe wa NRM atwala ekitundu kye Kalamoja, era nga yaliko omubaka, mu parliament ey’ 8 ne 9, ow’ekitundu kye Morroto municipality.

Aleper yafudde ku monday nga 22 July, wakuziikibwa ku Tuesday nga 30 July,2024.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okusaala Eid Elfitr 2026 – Jajja w’Obusiraamu Omulangira Nakibinge asabye government efulumye alipoota enzijuvu ku bantu 7 abattibwa mun kulonda kw’e Butambala
  • Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo
  • Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak
  • Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe
  • Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist