• Latest
  • Trending
  • All
Police okutte omukulu w’essomero agambibwa okuwa abayizi ba P.7 ebibuuzo bya UNEB eby’ekicupuli – baakizuula batuuse mu S.4

Police okutte omukulu w’essomero agambibwa okuwa abayizi ba P.7 ebibuuzo bya UNEB eby’ekicupuli – baakizuula batuuse mu S.4

October 28, 2025
Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

March 29, 2026
Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

March 29, 2026
Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

March 29, 2026
Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

March 27, 2026
Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

March 27, 2026
Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

March 27, 2026
Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

March 27, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

March 27, 2026
Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

March 26, 2026

Ttabamiruka w’abavubuka ba Buganda owa 2026 aggaddwawo – baliko ebiteeso byebayisizza omuli n’okusaba government eyiimbule bavubuka bannaabwe abaasibwa olw’ebyobufuzi

March 25, 2026
UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

March 25, 2026

Omwoleso gwa Taste Of Uganda Agro-Trade Exhibition 2026 gutongozeddwa gwakubeera Bungereza -okusitula akatale k’ebyamaguzi bya Uganda eby’obulimi n’obulunzi

March 24, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Police okutte omukulu w’essomero agambibwa okuwa abayizi ba P.7 ebibuuzo bya UNEB eby’ekicupuli – baakizuula batuuse mu S.4

by Namubiru Juliet
October 28, 2025
in Nature
0 0
0
Police okutte omukulu w’essomero agambibwa okuwa abayizi ba P.7 ebibuuzo bya UNEB eby’ekicupuli – baakizuula batuuse mu S.4
0
SHARES
94
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Police ekutte omukulu wesomero amaze emyaka ebiri ng’anoonyezebwa ku bigambibwa nti yawa abayizi ba P.7 ebibuuzo eby’akamalirizo ebyekicupuli ng’abalimbye nti byali bivudde ku kitongole ky’ebigezo ekye ggwanga ki UNEB.

Akwatiddwa ye Wafula Ivan owemyaka 34 nga mukulu wasomero lya Earnest Nursery and Primary school, erisangibwa e Kisugu mu division ye Makindye  mu Kampala.

Kigambibwa nti mu mwaka 2020 Wafula yawandiisa abayizi b’essomero lino ab’ekibiina ekyomusanvu, okukola ebibuuzo by’akamalirizo ebya PLE, wabula ebibuuzo nga binaateera okutuuka,abayizi yabajja ku ssomero nabatwala mu kifo ekitaategerekeka mu bitundu bye Busia gyeyabaweera ebibuuzo byebaakola.

Oluvanyuma lw’ebibuuzo, abayizi baakomezebwawo e Kampala era ne bawebwa bazadde bwabwe.

Ng’ebivudde mu bigezo bya UNEB bikomyewo, Wafula Ivan naye yayita abayizi be era nabawa ebiwandiiko ebiraga nti bakola ebibuuzo ne bayita bulungi, era abayizi byebaakozesa okugenda okusaba ebifo mu masomero ga siniya.

Mu mbeera eno abayizi baagenda ku masomero ganjawulo, era mu 2024 abamu kubayizi bano abaali ku ssomero lya Ebenezer Secondary School, basaba abayizi bano okuleeta ebiwandiiko bya P.7 ebiri original,  basobole okwewandiisa okukola ebibuuzo bya siniya 4.

Bwebaagenda ku ssomero Wafula yalemererwa okuwa abayizi ebiwandiko ebiri original era ebituufu.

Baddukira ku police  neetandika  okunoonyereza kwayo okutuuka mu UNEB, kwekukizula nti abayizi ebibuuzo byabakola tebyali bya UNEB  ebyakolwa abayizi mu ggwanga lyonna mu mwaka 2020.

Omwogezi wa police mu Kampala n’e miriraano Patrick Onyango agambye nti Wafula Ivan  akwatiddwa era wakuyambako police mukufundikira okunoonereza kwayo ku ensonga eno.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde
  • Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104
  • Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala
  • Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka
  • Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist