• Latest
  • Trending
  • All
Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

May 9, 2025
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Government ereeta nnoongosereza mu tteeka erikwata ku mpeereza ya kooti ezisookerwako

March 9, 2026
Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026

Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026

March 9, 2026
President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

March 8, 2026
Women’s day 2026 – Give to gain

Women’s day 2026 – Give to gain

March 8, 2026

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

by Namubiru Juliet
May 9, 2025
in Nature
0 0
0
Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala
0
SHARES
165
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Paapa Leo XIV ayiimbye Missa ye esookedde ddala nga Paapa ng’ali ne Bakaliddinaali abaamulonze mu Sistine Chapel.

Paapa abadde ayogera mu luzungu n’olulatini agambye nti mwetegefu era muvumu okukulemberamu ekelezia w’omukama, nga ba kaliddinaali bwebamuyambako okwetikka omusaalaba.

Ajjukizza ba kaliddinaali n’abakristu bonna nti awatali kukkiriza tewali bulamu, n’olwekyo balina okubeera abakkiriza byonna nebituukirira.

Ekiwandiiko ekitongole ekifulumiziddwa e Vatican nga kiwandiikiddwa munlulagini  kiraga mu butongole okulondebwa kwa Kaliddinaali Robert Francis Prevost okufuuka Paapa owe 267, n’erinnya lya Paapa Leo XIV lyeyalonze ng’akkirizza obuvunaanyizibwa bw’okukulembera eklezia munsi yonna

Paapa Leo XIV abuulidde Bakaliddinaali nti wakyaliwo abantu abatwala okukkiriza nti kw’abanaku, abalemereddwa, abasobeddwa   naabo   abalina ebizibu ky’agambye nti ekikyaamu ddala.

Ssaabasumba wa Kampala Paul Ssemogerere akulembeddemu okusabira Paapa Leo XIV mu lutikko e Lubaga

Mu ngeri yeemu eklezia mu Uganda etegese ekitambiro kya missa ekikulembeddwamu  Ssaabasumba wéSsaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere  ku Lutikko e Lubaga, okusabira Paapa omuggya, nókwebaza katonda eyalungamizza ba Kaliddinaali okulonda omusika wa Petero era Omulangira wa Eklezia.

 

Ssaabasumba era yeebazizza banna mawulire olwókumanyisa banna Uganda ku mawulire gonna agakwata ku Paapa okuva Paapa Francis lweyafa okutuuusa ekeleziya lwefunye paapa omuggya, nga kino banna mawulire bakikoze mu ngeri etatyoboola Ekeleziya.

Ekeleziya Katolika era etenderezza aba kurisitu naabenzikiriza endala olwómwoyo gwóbumu gwebalaze Ekeleziya oluvannyuma lwókufa kwa Paapa Francis.#

 

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereeta nnoongosereza mu tteeka erikwata ku mpeereza ya kooti ezisookerwako
  • Munnauganda Jacob Kiplimo ataddewo likodi empya mu mpaka z’emisinde bw’awangudde Lisbon half Marathon 2026
  • President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026
  • Women’s day 2026 – Give to gain
  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist