• Latest
  • Trending
  • All

Omulangira Nakibinge asabye president Museveni okuyimbula abantu abazze bakwatibwa olw’ebyobufuzi

June 6, 2025
Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo

March 20, 2026
Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak

Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak

March 20, 2026
Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe

March 19, 2026

Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia

March 19, 2026
Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

March 18, 2026
Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

Senegal egyiddwako obuwanguzi bw’ekikopo kya AFCON 2025 – kiweereddwa Morocco ne ggoolo 3

March 18, 2026
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi

March 17, 2026
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda

March 17, 2026
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini

March 17, 2026
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja

March 16, 2026

Kaliisoliiso wa government awadde nsalesale eri abakozi ba government 202 – baliwe ensimbi eziri mu buwumbi bwa shs 2.3 ezigambibwa okuba nti baazibulankanya

March 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Uncategorized

Omulangira Nakibinge asabye president Museveni okuyimbula abantu abazze bakwatibwa olw’ebyobufuzi

by Namubiru Juliet
June 6, 2025
in Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
74
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Jajja w’obusiraamu  Omulangira Kassim Nakibinge yebazizza president Museveni olw’okwetonda olwebyo ebitattambudde bulungi mu bukulembeze bwe, wabula naamusaba okuyimbula abasibe bonna abaakwatibwa olw’ebyobufuzi.
Ategezezza nti nabali mu makomera nga betaaga okujjanjjabwa nga Edward Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe bawebwe obujjanjjambi obwetagisa,  olwo okwetonda kwe lwekujja okukola  amakulu amangi eri bannauganda.

Abadde mu makage e Kibuli gy’agabulidde abasiraamu oluvannyuma lw’okusaala Eid Adhuha mu muzikiti e Kibuli.

 Omulangira Dr Kassimu Nakibinge Kakungulu asabye n’abatwala ebitongole byokwerinda obutawa basirikale biragiro byakukuba bantu, kuba amateeka gabagamba kubakuuma na bintu byabwe.
Omulangira agambye nti abantu tebandyagadde kuddamu kulaba byali mu kulonda mubaka wa Parliament omuggya owa Kawempe North, ate okulabikira mu kalulu akajja aka 2026 abakuuma ddembe gyebalabwako nga bakuba abantu emiggo ng’ente.
Asabye abakwatibwako okugamba ku basirikale bawe bannauganda ekitiibwa.
Omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda Owek.  Prof Twaha Kawase Kigongo  yasomye obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka..
Supreme Mufti wa Uganda Sheik Shaban Muhammed Galabuzi asinzidde wano nasaba abantu okujjumbira okuzza obugya Ndaga Muntu zabwe basobole okwenyigira mu kulonda abakulembeze ku mitendera gyonna.
Sheik Ishaka Mutengu, akulembeddemu okusoma Kutubba asabye abakulembeze okukozesa ebifo byabwe obulungi, baleke kwefuula bakitalo kuba sibebasoose okubeera mu biffo byebalimu.

############

Obubaka obuvudde mu bitundu ebirala

Busiro

Okusaala Idi e Kabalira mu Busiro okukulembedwamu Supreme Khadi wa Wakiso, Sheik Kasim Ssengoonzi bakuluηamiriza ku bubaka bwa Ssabasajja Kabaka bweyabawadde obwa Eid, ate n’okulabula abasiraamu nebanabyabufuzi obutaba babulimba nakulyazamaanya ggwanga lyabwe.

#######

Mubende

Sheikh Kulumba akulembeddemu okusaala okubadde mu Mayors Garden e Mubende asabye abayisiraamu okunyweza obumu bwabwe.

########

Gomba ne Butambala

Mu district eye Gomba, mukusaala okubadde kumuzikiti ogumanyiddwa nga Ogwomukiwalabu Katete mu muluka gwe Bulwadda mu ggombolola ye Kabulassoke, district khard owa Greater Mpigi nga yatwaala district ye Gomba, Butambala wamu ne Mpigi wansi wa Uganda Muslim supreme council, Sheikh Musa Kayongo, alabudde abasiraamu beegendereze okutambuliza ku mikutu emigatta bantu, buli nsonga ya ddiini y’obusiraamu.

##############

Mawogola Ssembabule

ABADDU ba Allah abasiraamu abakunganidde mukusaala Eid Aduha kumuzigiti ogwa Muhamedali Meghan mu kibuga kye Mateete mu Ssaza Mawogola, beebazizza Ssaabasajja olw’obubaka bweyabawadde obwesigamye kunsonga enkulu satu bwebagambye nti bwabadde bwamakulu nnyo.

Akulira Daawa e Sembabule kuludda olwe Kibuli, Sheikh Ahmad Kyessa agambye nti Ssaabasajja yakonedde ddala ku nsonga eziruma abantu naddala okusabira eggwanga engeri gyerigenda muby’okulonda okwakaasa meeme saako abo abanyigirizibwa nga bamalibwako eddembe lyabwe kko n’okubuzibwawo  kyasabye kikomezebwe awamu n’abantu okwogera kwebyo byebamaze okusengejja.

Sheikh Ahmad Kyesswa  avimiridde olw’ebikolwa eby’obutabanguko ebisuse mu maka.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abaddu ba Allah Eid El fitr eya 2026 – asabye akulembeze abaalondeddwa okutuukiriza ebisuubizo
  • Cbs ekwagaliza Eid ennungi – Eid Mubarak
  • Abaana abasoba mu bitundu 40% mu Uganda tebalabangako ku bazadde babwe
  • Bannauganda abaagenda okukola Umurah bakonkomalidde e Jeedah mu Saudi Arabia
  • Katikkiro Mayiga atongozza omuyungagano ogunaakozesebwa okusonda ensimbi ez’okuzimba ekifo ewanaakyusizibwa obusomyo bw’abalwadde ba Nnalubiri

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist