• Latest
  • Trending
  • All
Okuziika Owek.Musitafah Mutyaba eyali minister wa Kabaka – bamwogeddeko ng’akoleredde obwakabaka obulamu bwe bwonna

Okuziika Owek.Musitafah Mutyaba eyali minister wa Kabaka – bamwogeddeko ng’akoleredde obwakabaka obulamu bwe bwonna

August 24, 2023
President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

April 4, 2026
Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

April 3, 2026
Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

April 2, 2026
Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte

Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte

April 2, 2026
Parliament eyisizza etteeka erikwata ku by’okukebera n’okutereka endagaluse ng’ababyetaaga balina kusooka kufuna lukusa – biri mu The Forensics And Scientific Analytical Services bill, 2025

Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027  ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027 ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

April 1, 2026
Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

April 1, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Abantu 2 bafudde ekiziyiro kya sigiri e Luweero – omulala ali mu mbeera mbi

April 1, 2026
Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

April 1, 2026
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

April 1, 2026
Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

March 31, 2026
Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

March 31, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Okuziika Owek.Musitafah Mutyaba eyali minister wa Kabaka – bamwogeddeko ng’akoleredde obwakabaka obulamu bwe bwonna

by Namubiru Juliet
August 24, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Okuziika Owek.Musitafah Mutyaba eyali minister wa Kabaka – bamwogeddeko ng’akoleredde obwakabaka obulamu bwe bwonna
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Eyaliko minister wa Kabaka era omu ku batandisi ba radio y’obwakabaka CBS FM Owek hajji Mustafah Mutyaba aziikiddwa mu maka ge e Nakasozi Buddo mu ssaza Busiro.

Katikkiro Charles Peter Mayiga mukuziika Owek.Mustafah Mutyaba

Katikkiro wa Buganda Charles Peter asiinzidde mu kuziika n’atendereza omugenzi olw’okuba nti abadde omuntu afuba okutuukiriza buli kintu ky’abadde asalawo okukola.

Wasooseewo okusaalira omugenzi ku muziki e Kibuli, ng’obwakabaka bukiikiriddwa omumyuka asooka  owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase Kigongo.

Owek Kawaase agambye nti Owek Mutyaba y’omu kubakulembeze abaazimba omusingi ogw`omugundu mu Bwakabaka, abakulembeze abazeeko kwebatambulidde.
Supreme Mufti Muhammad Shaban Galabuzi ne Jajja w’obusiraamu Omulangira Kassim Nakibinge betabye mu kuziika Owek.Musitafah Mutyaba e Nakasozi Buddo.

Jjaja w`Obuyisiramu mu ggwanga Omulangira Kasimu Nakibinge, ayogedde ku mugenzi ng`omusajja abadde talya bigambo bye era ow’enkulaakulana.

Omulangira Kassimu Nakibinge agambye nti omugenzi y`omu kubantu abaatandika omulimu gw`okuzimba eddwaliiro ly’e Kibuli, era abadde omu ku bantu abalabirira omuzigiti gw’e Kibuli.
Owek.Mathias Mpuuga Nsamba

Mathias Mpuuga ayogedde ku mugenzi nti yabalambika nnyo ku ngeri obukulembeze gyebukwatibwamu.

Yebazizza Owekitibwa Mutyaba okwagala obwakabaka namwebaza okubukolerera obulamu bwe bwonna.

Omuk.Mathias Katamba Ssentebe wa Boodi ya CBS mu kuziika Owek.Musitafah Mutyaba

Owek.Musitafah Mutyaba afiiridde mu ddwaliro e Mengo ku myaka 86 egy’obukulu.

Yazaalibwa mu 1937 afudde nga 24 August ,2023.

Yaliko minister w’ebyamawulire  mu bwakabaka bwa Buganda, yakulirako ministry y’obuwangwa n’ennono mu Buganda.

Yeyakuliramu enteekateeka z’okutandika CBS radio ey’obwakabaka bwa Buganda, era w’afiiridde abadde omu ku ba director baayo.

Abadde muwandiisi w’e bitabo omugundiivu nga awandiise ebitabo ebirambika ku byenjigiriza n’ebyeddiini.

Owek.Mutyaba y’abadde nannyini kampuni eya Crane Books

Ebitabo by’awandiise

Ebyafaayo byobusiiramu

Kabaka Muteesa ku nsiko

Blasio Aliddeki

Omuvubuka Agunjuse

Prince Nuhu Mbogo

Obuwangwa n’ennono z’Abaganda

Ebiseera bya Chwa ne Muteesa II

n’ebirala.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga
  • Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko
  • Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu
  • Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte
  • Parliament eyisizza etteeka erikwata ku by’okukebera n’okutereka endagaluse ng’ababyetaaga balina kusooka kufuna lukusa – biri mu The Forensics And Scientific Analytical Services bill, 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist