• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka buwaddeyo obukadde bwa shs 172 eri eddwaliro ly’e Nkozi – zaava mu Kaliisoliiso Dinner

Obwakabaka buwaddeyo obukadde bwa shs 172 eri eddwaliro ly’e Nkozi – zaava mu Kaliisoliiso Dinner

January 9, 2024
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka buwaddeyo obukadde bwa shs 172 eri eddwaliro ly’e Nkozi – zaava mu Kaliisoliiso Dinner

by Namubiru Juliet
January 9, 2024
in BUGANDA, Health
0 0
0
Obwakabaka buwaddeyo obukadde bwa shs 172 eri eddwaliro ly’e Nkozi – zaava mu Kaliisoliiso Dinner
0
SHARES
165
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo obukadde bwa shs 172 okudduukirira omulimu gw’okuzimba ekifo ewajanjabirwa abagudde ku bubenje mu ddwaliro lye Nkozi ki Nkozi Hospital Accident and Trauma center.

Ensimbi zino zezimu ku nsimbi ezaava mu kijjulo kya CBS Kaliisoliiso Dinner ekya 2023, ekyali ku Speke Resort e Munyonyo.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga bw’abadde akwasa abakulira eddwaliro lino cheque y’ensimbi zino obukadde 172, Katikkiro akubirizza abantu bongere okusosowaza eby’obulamu nga bwebakola mu nteekateeka zabwe endala.

Katikkiro asabye government ewagire kaweefube ono nti kubanga ayamba buli muntu awatali kusosola.


Obuwumbi bwa shs musanvu (7) bwebwetaagibwa okumaliriza omulimu guno.

Era agisabye eyongere okuvujjirira eby’obulamu ensimbi ezimala, n’agamba nti abantu abalamu obulungi bebasobola okukulaakulanya eggwanga nga bawa omusolo n’okwenyigira mu nteekateeka endala.

Munsonyooli Charles Kasibante ku lwa Nkozi Hospital yebazizza Radio ya Beene CBS fm n’Obwakabaka olwokubeera ensaale mu kusitula embeera zabantu, nga eyita mu ntekateeka ezenjawulo.

Kaliisoliiso Dinner etegekebwa Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu programme ya radio CBS FM eya Kaliisoliiso w’emizannyo, eweerezebwa ku mpewo okuva ku monday okutuuka ku Friday, ku ssaawa emu n’ekitundu eyokumakya okutuuka ku ssaawa bbiri.

Eweerezebwa Hajji Abby Mukiibi, Hajji Abbu Kawenja, Peace Dian ne Rajab Kanaakulya.

Ssenkulu wa CBS Omuk Michael Kawooya Mwebe yeebazizza  olukiiko olufuzi olwa Radio ya Beene CBS olukulemberwa Omuk. Mathias Katamba, olwokuwaayo obudde obumala abantu ba Kabaka okufuna obuyambi obutali bumu mu byobulamu n’entekateeka endala.

Beatrice Lugalama okuva mu Centenary Bank ku lw’abavujjirizi ba Kaliisoliiso Dinner omuli Rotary, Legends, BBS Terefayina n’abalala, agambye nti bakusigala nga bawagira enteekateeka eno, nebeebaza CBS olw’okubawa omukisa okuwagira eby’obulamu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist