• Latest
  • Trending
  • All
Kalooli Lwanga – Wuuno omumegganyi Namige!

Kalooli Lwanga – Wuuno omumegganyi Namige!

June 1, 2023

Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende

May 9, 2025
Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe

May 9, 2025
Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala

May 9, 2025
Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya  omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo

May 9, 2025
Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

May 9, 2025

Kaliddinaali Robert Francis Prevost – alondeddwa nga Paapa Leo XIV

May 8, 2025
Owek. Amb.William S.K Matovu aziikiddwa e Mpala Busiro – Obwakabaka busiimye emirimu gye

Omukka omweru gufulumye e Vatican – Paapa Omuggya ow’omulundi ogwe 267 alondeddwa

May 8, 2025
Amasasi n’omukka ogubalagala bimyoose mu kuddamu okulonda kw’abakulembeze ba NRM e Iganga

Amasasi n’omukka ogubalagala bimyoose mu kuddamu okulonda kw’abakulembeze ba NRM e Iganga

May 8, 2025

Owek. Amb.William S.K Matovu aziikiddwa e Mpala Busiro – Obwakabaka busiimye emirimu gye

May 8, 2025
Omukka omuddugavu guzzeemu okufuluma e Vatican –  ba kaliddinaali 133 tebanalondako Paapa

Omukka omuddugavu guzzeemu okufuluma e Vatican – ba kaliddinaali 133 tebanalondako Paapa

May 8, 2025
Ekibiina ky’amawanga amagatte n’ebitongole ebirala biwadde government ya Uganda amagezi kyongere ensimbi mu by’obulamu – obuyambi obuva ebweru bukendedde

Ekibiina ky’amawanga amagatte n’ebitongole ebirala biwadde government ya Uganda amagezi kyongere ensimbi mu by’obulamu – obuyambi obuva ebweru bukendedde

May 8, 2025
Abeetissi b’ebikajjo basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Jinja

Abeetissi b’ebikajjo basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Jinja

May 8, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Features

Kalooli Lwanga – Wuuno omumegganyi Namige!

by Namubiru Juliet
June 1, 2023
in Features
0 0
0
Kalooli Lwanga – Wuuno omumegganyi Namige!
0
SHARES
193
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omujulizi KALOOLI LWANGA yoomu mu bajulizi ba Uganda 22 abajjukirwa  mu nzikiriza ya klezia katulika.

Bano be bajulizi abaaviirako ebijaguzo bya 03 June buli mwaka e Namugongo Wakiso mu Uganda.

Kalooli Lwanga yali Muganda nga yeddira Ngabi.

Kitaawe yayitibwanga Mabingo omukomazi.

Kalooli yazaalibwa mu 1861 e Biriinzi mu Buddu.

Yali musajja mweru ng’alina ekiwago era omumegganyi nnamige!

Kalooli Lwanga yeeyali Omumbowa wa Kabaka Mwanga omukulu era ng’ayogerwako ng’eyakulemberanga banne obulungi.

Yasoma eddiini neemuyingira era n’agisomesa n’abalala.

Mu biseera weyattirwa, Kalooli Lwanga yayolesa obuvumu obutagambika era ku ye bangi ku bambowa kwebaagumira nabo okutuuka okwewaayo bafiirire eddiini.

Abakulu mu lubiri bwebaalaba obugumu Lwanga bweyayolesa, kwekumwawula ku banne era n’atwalibwa e Namugongo nassibwa ku nku n’ayokebwa okuva ku bigere okutuuka lweyasaanawo.

Wabula kigambibwa nti bweyali ayokebwa teyakaaba wadde okwegayirira asonyiyibwe.

Ebyafaayo biraga nti Lwanga mu kifo kyennyini weyayokerwa wewaazimbibwa Ekiggwa ky’Abajulizi Abakatuliki.

Yayokebwa nga 3 June 1886 bwezaali zikunuukiriza okuwera ssaawa mukaaga ez’omuttuntu.

Mu kiseera ekyo, yali aweza emyaka  25 egy’obukulu.

Kigambibwa nti yayokebwanga yeegayirira Katonda, nti abaamwokya ne Kabaka bamanye amazima bakkirize Obulokozi era babatizibwe.

Omujulizi Omutuukirivu Kalooli Lwanga ye muwolereza w’abavubuka ba Africa.

Bikungaanyiziddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaana 2 bafiiridde mu kidiba mwebabadde bawugira e Kitende
  • Okusabira Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe mu lutikko e Namirembe
  • Paapa Leo XIV akulembeddemu missa ye esookedde ddala
  • Abakola mu bank bagala wassibwewo akakiiko akaluηamya omulimu gwabwe – n’okwongera abakyala mu bifo ebisalawo ensonga ez’enkizo
  • Kitalo ! – Monsignor Expedito Magembe owa Bukalango prayer Centre afudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -