• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda: Ky’oyagala tekijja gyoli – Nnabuzaana akwata munyoro

Eno ye Ntanda: Ky’oyagala tekijja gyoli – Nnabuzaana akwata munyoro

October 24, 2023
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

April 1, 2026
Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

March 31, 2026
Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

March 31, 2026
Bannamateeka ba Dr.Kiiza Besigye bawakanyizza enkola ey’okukweka abajjulizi mu musango gw’okulya munsi olukwe

Bannamateeka ba Dr.Kiiza Besigye bawakanyizza enkola ey’okukweka abajjulizi mu musango gw’okulya munsi olukwe

March 31, 2026

Abazadde bagobye omukulu w’e ssomero lya St.Paul primary Naigobya mu district ye Luuka – bamulanga kusuula mutindo gwa ssomero

March 31, 2026
Akakiiko k’ebyokulonda kasabye kooti egobe omusango ogwassibwayo Joanita Nalule ng’awakanya obuwanguzi bwa Joan Namutaawe ku kifo ky’omubaka omukyala ow’e Masaka

Akakiiko k’ebyokulonda kasabye kooti egobe omusango ogwassibwayo Joanita Nalule ng’awakanya obuwanguzi bwa Joan Namutaawe ku kifo ky’omubaka omukyala ow’e Masaka

March 30, 2026
Auto Draft

Senegal yaweebwa dda ensimbi obukadde bwa ddoola ya America 10 olw’okuwangula AFCON 2025 – eby’okuzzaayo ensimbi n’ekikopo birinze kooti esalewo

March 30, 2026
Police efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango ey’omwaka 2025 – bwakendeerako okugerageranya n’emisango egyazzibwa mu 2024

Police efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango ey’omwaka 2025 – bwakendeerako okugerageranya n’emisango egyazzibwa mu 2024

March 30, 2026
Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

March 29, 2026
Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

March 29, 2026
Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

March 29, 2026
Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

March 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda: Ky’oyagala tekijja gyoli – Nnabuzaana akwata munyoro

by Namubiru Juliet
October 24, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda: Ky’oyagala tekijja gyoli – Nnabuzaana akwata munyoro
0
SHARES
443
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Mu program Entanda ya Buganda eya nga 23 October,2023, abamegganyi Nanteza Grace eyafunye obugoba 24 ne Kafeero Paul eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako, ate Kafuuma Abdul Kareem eyafunye obugoba 14 yawanduse.
Bino by’ebibuuzo eby’ababuuziddwa:

1. Tuweeyo amakulu ga mirundi ebiri ag’ekigambo ekibondo – Ekyenkukunyi n’ekyenvunza.

2. Tuweeyo omuzizo ogwekuusa ku kiyungu nga gugenderera okutangira obusambattuko mu maka –  Omukazi takubirwa mu ffumbiro.

3. Tuwe erinnya lya Omulongo wa Kabaka Kateregga – Waziba.

4. Olugero:  Gunzise mu vvi – Nga yeyamwezaalira.

5. Tuwe erinnya ly’omuwandiisi w’ekitabo Ebika bya Abaganda mu bitontome – Rev Fr. FX Mbaziira.

6. Erinnya ly’omumyuka w’omukubiriza wa Parliament ya Uganda –  Rt. Hon Thomas Tayebwa.

7. Tuwe erinnya ly’ensi Iddi Amiin gyeyafiira –  Saudi Arabia.

8. Omuntu akazibwako erinnya Bukedde yaaba atya? –  Ye mwana aba alwala ennyo.

9. Tuwe amakulu ga mirundi ebiri ag’ekigambo okusigula – Omusajja okusendasenda omukyala omufumbo n’okusigula enkonge.

10. Okuwasa mpisa nkulu nnyo mu Buganda, tuweeyo omuzizo ogwekuusa ku kiyungu n’omwana omulenzi – Omulenzi tatuula ku ssiga.

11. Omulongo wa Kabaka Ssekamaanya –  Nnomerwa.

12. Olugero: Asamirira amaddu –  ayigga mbogo.

13. Ani yawandiika ekitabo “Aboluganda ab’enda emu? – Hugo Barrow Ssematimba.

14. Tuwe erinnya ly’omukulembeze w’oludda oluvuganya gavumenti mu Parliament – Hon Mathias Mpuuga Nsamba.

15. Iddi Amiini Daada yafa mu mwaka ki? –  2003

16. Omuntu gwebakazaako erya Bindacalaca yaafaanana atya? – Ye muntu ateesigika ataliimu mazima wadde.

17. Amakulu g’ekigambo okuweerera. – Okuweerera embwa n’omwana ku ssomero.

18. Omuziziko mu ffumbiro ly’omuganda gweguliwa? – Omuti okwawula gyebafumbira negyebatuula.

19. Omulongo wa Kabaka Kagulu yali ayitibwa atya? –  Kyafubutuka.

20. Olugero: Balubuuliza mbazzi nga luli ku muddo lugaaya.

21. Ani yawandiika ekitabo Ebitontome ebyamakulu? –  EKN Kawere.

22. Tuwe erinnya lya nnampala w’ababaka ba FDC – Hon Yusufu Nsimbi.

23. Eggye eryawamba Iddi Amiini lyasinziira mu nsi ki? – Tanzania.

24. Omuntu Byekwaso aba wa ngeri ki? – Omuntu aba azaaliddwa naye nga banne bonna bazze bafa.

25. Ekigambo Bweza kikozesebwa ddi? – Kikozesebwa mu kukulisa azadde abalongo.

26. Olugero: Atamanyi bifa ku mwoyo gwa munne –  Enkumbi afulumya bbiri.

27. Kizira okufuma emisana, bwokikola oba ki? –  Ozaawa.

28. Kabaka omwana omulenzi gwasooka okuzaala aweebwa linnya ki? –  Kiweewa.

29. Olugero: Balunaayiza, – Ng’owembaliga anaayiza omusulo.

30. Olukiiko olwateesa n’okuyisa ssemateeka wa Uganda lwali luyitibwa CA, Kirambulule. Constituent Assembly.

31. Tuwe amannya abiri ag’omuzaana nga wa Ngo eyayatiikirira ennyo ku mulembe gwa Ssekabaka Nnakibinge – Nnannono ne Nabulya.

32. Enjuki yansiiyiise omulundi gumu be –  jjwi.

33. Tuweeyo ekisoko kimu ekitegeeza okunywa omwenge. – Okukongojja omulangira Ssegamwenge.

34. Kyamuzizo okulya kasooli eyeetuze, ddi lwokkirizibwa okumulya? –  Ssinga bazaddebo bombi baba nga baafa.

35. Ekifo kyebayita Bigobyamugenyi kisangibwa mu ssaza ki? – Mawogola.

36. Emizizo ebiri egidda ku lubuga. Tasumikibwa nga basajja era bwaba olubuto,  – olubugo atuulako lutuule.

37. Ekisoko kino kitegeeza ki? Okukwata mu ly’empiki. – Obutafuna kyobadde oyagala.

38. Olugero: Kyoyagala tekijja gyoli, – Nnabuzaana akwata munyoro.

39. Kasooli bwoba omususa neyeemenyamu tebamulya, aweebwa ebibonerezo bibiri, byebiriwa? –   Akasukibwa mu luggya,Enkoko zimubojjogola.

40. Akagoye kebeeyambisa okusiba emba z’omufu, omuganda akawa linnya ki? – Akagatta nsaya.

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa
  • Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25
  • Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda
  • Bannamateeka ba Dr.Kiiza Besigye bawakanyizza enkola ey’okukweka abajjulizi mu musango gw’okulya munsi olukwe
  • Abazadde bagobye omukulu w’e ssomero lya St.Paul primary Naigobya mu district ye Luuka – bamulanga kusuula mutindo gwa ssomero

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist