• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda : Kaawaase –  tekaggwako masanda

Eno ye Ntanda : Kaawaase –  tekaggwako masanda

November 2, 2023
Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027  ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027 ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

April 1, 2026
Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

April 1, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Abantu 2 bafudde ekiziyiro kya sigiri e Luweero – omulala ali mu mbeera mbi

April 1, 2026
Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

April 1, 2026
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

April 1, 2026
Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

March 31, 2026
Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

Uganda ekyalina amafuta agamala wadde nga wakyaliwo okusomoozebwa kw’olutalo lw’e Iran – Government egumizza bannauganda

March 31, 2026
Bannamateeka ba Dr.Kiiza Besigye bawakanyizza enkola ey’okukweka abajjulizi mu musango gw’okulya munsi olukwe

Bannamateeka ba Dr.Kiiza Besigye bawakanyizza enkola ey’okukweka abajjulizi mu musango gw’okulya munsi olukwe

March 31, 2026

Abazadde bagobye omukulu w’e ssomero lya St.Paul primary Naigobya mu district ye Luuka – bamulanga kusuula mutindo gwa ssomero

March 31, 2026
Akakiiko k’ebyokulonda kasabye kooti egobe omusango ogwassibwayo Joanita Nalule ng’awakanya obuwanguzi bwa Joan Namutaawe ku kifo ky’omubaka omukyala ow’e Masaka

Akakiiko k’ebyokulonda kasabye kooti egobe omusango ogwassibwayo Joanita Nalule ng’awakanya obuwanguzi bwa Joan Namutaawe ku kifo ky’omubaka omukyala ow’e Masaka

March 30, 2026
Auto Draft

Senegal yaweebwa dda ensimbi obukadde bwa ddoola ya America 10 olw’okuwangula AFCON 2025 – eby’okuzzaayo ensimbi n’ekikopo birinze kooti esalewo

March 30, 2026
Police efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango ey’omwaka 2025 – bwakendeerako okugerageranya n’emisango egyazzibwa mu 2024

Police efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango ey’omwaka 2025 – bwakendeerako okugerageranya n’emisango egyazzibwa mu 2024

March 30, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda : Kaawaase –  tekaggwako masanda

by Namubiru Juliet
November 2, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda : Kaawaase –  tekaggwako masanda
0
SHARES
154
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Mu program Entanda ya Buganda nga 1.11.2023, abamegganyi Kisomose Steven eyafunye obugoba 25 ne Kikomeko Moses eyafunye obugoba 20 basuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako ate Bagenda Sseruwu eyafunye obugoba 16 yakomye awo.

Biibino ebibuuzo by’entanda ebyababuuziddwa;

1. Mu mulimu gw’abayizzi mulimu ekigambo omuliiti, omuliiti gukola mulimu ki? – Omuliiti gwebeeyambisa okuwanika ku Ngwanyu okutega ebitimba.

2. Kabiniru yali Katikkiro wa Buganda, Obwakatikkiro yabukola ku mulembe ki? – Kabaka Kyabaggu.

3. Amakulu g’ekisoko ag’ebuziba, Okuwala enswasa ku lwazi. – Okuteganira obusa.

4. Tuwe enjawulo mu bigambo, enkolwa n’eggobe –  Enkolwa z’enva ezikolwa mu mazzi nga guteekeddwamu omunnyo ate eggobe ze nva ezikolwa mu nsaano y’ebikoola by’empindi.

5. Tuweeyo akalombolombo kamu akakulu mu kubyala lumonde –  Bwebaba babyala ekikata ekisembayo, abyala akituulako.

6. Olugero: Bwewussa –  Bwassa emmandwa.

7. Tuwe erinnya lya minister wa micro Finance mu gavumenti eyawakatai –  Hajji Harruna Kyeyune Kasolo.

8. Mu kitontome kkanneemu mulimu ebyobuwangwa bya Abaganda, tuweeyo kimu –  Mulimu Okufumba.

9. Buli eyeetabye mu mulimu ogwokuyigga alina kyagabana, ani agabana ensikya? – Omuyizzi asooka okufumita ku nsolo.

10. Katikkiro Ntambi yaliko ku mulembe ki? –  Kagulu Tebuucwereke.

11. Amakulu g’ekisoko: Okuyimbya endubaale –  Okubonyaabonya ennyo omuntu.

12. Amannya abiri gooyinza okuyita enva z’ennyama. –  Ensalwa oba Akambe.

13. Akalombolombo kamu mu kusimba ebiryo –  Bisimbibwa lwaggulo.

14. Olugero: Olwokya enju –  Luwa Nnamunye ekkubo.

15. Arinnya lya minister omujjuvu owa Kampala –  Hajjat Minsa Kabanda.

16. Eby’obuwangwa mu kayimba Nnabbubi yazimba, tuweeyo kimu –  Mulimu Okuzimba.

17. Mu kugabana ennyama enjigge waliwo agabana ekigongo, ani akiweebwa? –  Nnannyini ttaka omugiddwa.

18. Katikkiro Kakulukuku yakola ku mulembe ki? –  Kabaka Kintu.

19. Ekisoko: Okukomba mu kibatu kitegeeza ki? –  Okukuba enduulu.

20. Tuwe enjawulo wakati wa nsanyuse ne magera – Nsanyuse ze nva z’ebinyeebwa ebisekule nga temussiddwamu kintu kyonna ate magera ze nva z’ebijanjaalo ebibisi ebisotte.

21. Tuwe akalombolombo kamu mu kusimba endaggu –   Asimba endaggu asooka kugyekuba ku ntumbwe.

22. Olugero: Kaawaase –  tekaggwako masanda.

23. Erinnya lya minister mu gavumenti eyawakati ow’ensonga ez’omunda –  Gen Severino Kahinda Otafiire.

24. Mu kitontome Nnali njokya gonja, mulimu ebyobuwangwa, tuweeyo kimu –  Okugunjula omwana ng’abamukubamu omuggo.

25. Bwowulira ekisolo kino nga kikaaba ku kyalo kwandifaako omuntu, kisolo ki? – Akabe.

26. Okuteeka emmambo ku maaso kisoko, kitegeeza ki? –  Okutunula obutatemya.

27. Akantu ak’ennono ababumbi kebeeyambisa okutono ebibumbe, bakakola mu ki? – Bakakola mu njulu.

28. Olugero: Kisiimwa muyise –  Omutwalirwa takisiima.

29. Ani Nnamasole wa Kabaka Kamaanya e Kasengejje mu Busiro? – Nnamasole Ndwaddewazibwa.

30. Okukuba ku mumtu eky’omulubaale kisoko, eky’omulubaale kye ki? –  Kimunye.

31. Omuti oguyitibwa Olufubugo gulina ekibira eky’ennono mwegusangibwa, kibira ki? –  Ekibira Luggo e Ssese.

32. Lwaki omuntu agenda okwetikka amazzi mu sseppiki agassaamu olulagala? –  Okugaziyiza okwesunda.

33. Ekisoko okwetyabira akirimu obuwuka kitegeeza ki? –  Kwereetera Bizibu.

34. Omukongozzi wa Kabaka omukulu ye Ssekayiba, obutaka bwa Ssekayiba busangibwa wa? –  Busangibwa Ssenge mu Busiro.

35. Amutemye akakule – Enkuyege keekuba essabo.

36. Tuwe obukulu bw’omuti oguyitwa Olufugo mu Buganda –  Gweguvaako Ddamula.

37. Kabaka ki eyawangula Buddu n’agigatta ku Buganda? –  Jjunju.

38. Olulagala olusibwamu enkoko etwalibwa ku buko luweebwa linnya ki? – Olukeete.

39. Ensigo ezibeera ku mutuba Butana, Omuganda yaziwa linnya ki? –  Entontogolo.

40. Kabaka ki eyadibya obusamize mu ba Kabaka ba Buganda? – Ssekabaka Ndawula.

41. Mu mulimi lw’abalunnyanja mulimu ekigambo ensenda, kitegeeza ki? – Ensenda ziba mpewo eziva mu mbiriizi z’eryato nga ziriwewa okudda gyerirala.

42. Oluusi endagala ezisibye oluwombo zikola entuuyo, entuuyo ezo ziweebwa linnya ki? – Empyoko.

43. Olugero: Musango gwantamu –  Gubuulirwa n’omugenyi.

44. Abalunzi b’ente bakubirizibwa okufuuyira ente zaabwe waakiri buli wiiki omulundi gumu, lwaki? –  Kikolebwa okutangira enkwa eziyinza okuzirwaza.

45. Okukuba ekintu oluku mu mutwe kisoko kitegeeza ki? – Kuwangula kintu.

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027 ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026
  • Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano
  • Abantu 2 bafudde ekiziyiro kya sigiri e Luweero – omulala ali mu mbeera mbi
  • Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola
  • Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist