• Latest
  • Trending
  • All
Enkuuka Tobongoota 2023 etongozeddwa – eteekeddwamu ettu

Enkuuka Tobongoota 2023 etongozeddwa – eteekeddwamu ettu

November 24, 2023
 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

 Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda

May 25, 2025
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Enkuuka Tobongoota 2023 etongozeddwa – eteekeddwamu ettu

by Namubiru Juliet
November 24, 2023
in BUGANDA, Entertainment
0 0
0
Enkuuka Tobongoota 2023 etongozeddwa – eteekeddwamu ettu
0
SHARES
314
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Radio CBS etongozza Enkuuka Tobongoota eya 2023  egenda okubeerawo nga 31 December, mu lubiri lwa Kabaka e Mengo.

Okuyingira mu nkuuka wakusasula shs 15000.

Ssentebbe w’akakiko akateekateeka Enkuuka Tobongoota  era nga yakulira eby’ensimbi ku CBS Chris Bajjabayira abadde ku mukolo gw’okutongoza enkuuka, n’agamba enkuuka y’omulundi guno yakwetabwako abayimbi bonna n’ebisanyusa njolo.

Enkuuka mwemubeera entikko ya Pulogulaamu Entanda ya Buganda eweerezebwa ku CBS 88.8 ng’abantu baddamu ebibuuzo ku nsonnga ez’enjawulo, n’ekigendererwa eky’okutumbula Olulimi oluganda n’obuwangwa bwa Buganda bwonna okutwalira awamu.

Omuwanguzi ye Muzira mubazira n’akwasibwa ekyapya ky’ettaka.

Omutegesi omukulu owe Enkuuka Tobongoota Abby Musinguzi amanyiddwa  nga  Abtex Promotions naye ategezezza nti ku mulundi guno balina ekyenjawulo kyebateegekedde banna Uganda mu nkuuka nga bakukisaabuukulula kwolwo olunaku lwa 31 December,2023 era asabye banna Uganda okujja mu bingi mu NKUUKA TOBONGOOTA

Enkuuka gw’emukolo ogumalako omwaka Ssabasajja Kabaka gweyasiima okubeera n’abantube okubayingiza omwaka omupya.

Ku mulundi guno enkuuka ewagiddwa MTN Uganda ,Samona ,BBS Terefayina ,Pepsi nabalala .

 Bisakiddwa: Nakato Janefer

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  •  Omulamuzi wa Kooti ejulirwamu e Bungereza Sir. Geoffrey Vos akyaddeko mu Bwakabaka bwa Buganda
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -