• Latest
  • Trending
  • All

Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2023 kiwedde

January 21, 2023
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

May 27, 2025
Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

May 26, 2025

FIFA U17 World Cup 2025 – Uganda Cubs eteekeddwa mu kibinja K

May 26, 2025
Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

May 26, 2025
Abalamzi Abakulisitaayo 427 okuva mu west Nile batuuse e Luweero

Endwadde ezitasiigibwa zeyongedde okwegiriisiza mu batuuze be Nansana

May 26, 2025
Abalamzi Abakulisitaayo 427 okuva mu west Nile batuuse e Luweero

Kyankwanzi district calls for integration of additional healthcare services into routine child immunization

May 26, 2025
Kooti esazizzaamu okulondebwa kwa munna NUP Luyimbaazi Nalukoola ku kifo ky’omubaka wa Kawempe North

Kooti esazizzaamu okulondebwa kwa munna NUP Luyimbaazi Nalukoola ku kifo ky’omubaka wa Kawempe North

May 26, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2023 kiwedde

by Namubiru Juliet
January 21, 2023
in BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
114
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ekisaalaate kya Nnabagereka 2023 kikomekkerezeddwa ku ssomero lya Muzza High School e Kabembe Mukono mu Kyaggwe.

Kimaze ennaku 16 nga kibangula abaana b’eggwanga ku mpisa , Ennono , Obuwangwa n’embeera z’abantu.

Ku mukolo guno Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abazadde okuba abasaale mu kunnyikiza empisa ezisaanidde mu baana, nga babatuuza nebabawabula mu ngeri esaana.

Katikkiro mungeri yeemu asabye abazadde okuwa abaana obudde bababuulire ebiba bibasomooza, nabo babayambeko okubigonjoola.

Ssentebe w’ekitongole ki Nnaabagereka Development Foundation Jeff Ssebuyiira, agambye nti obuntu bulamu bweyongedde mu baana ababadde mu Kisakaate, ekyongedde amaanyi mu mirimu gya Nnaabagereka.

Omubaka w’ekitongole ky’ensi yonna ekirafuubanira enkulaakulana ki United Nations Development Program Elsie Attafuah agambye nti Ekisakaate tekikomye kuyamba baana ba Buganda bokka , wabula n’amawanga amalala gaganyuddwamu, era galina bingi byebakiyigirako.

Omubaka wa Bungereza mu Uganda Kate Airey agambye nti ekisaakaate kya Nnaabagereka nabo bakyenyumirizaamu olw’okuteeka essira ku buntubulamu, nti kubanga busobola bulungi okulambika abantu, mu nsi emo ekyuka buli kadde ng’evugibwa technology.

 

Atwala essaza Kyaggwe Ssekiboobo Elijah Boogere aloopye abazadde ku nneeyisa ewabya abaana , naasaba Nnaabagereka ategekeyo ekisakaate ky’abazadde.

Omutandisi w’essomero lya Muzza High School Wilson Mukiibi Muzzanganda yeebazizza Nnaabagereka olwokufuba okuzza empisa mu baana, naye nayeeyama okuwagira ebyenjigiriza mu baana ba Buganda ne Uganda.

Nnaabagereka Sylvia Naginda akwasizza abasakaate abakize banaabwe ebirabo ebibasiima, nga muno mubaddemu abayizi abasinze obuto, abasinze empisa, abasinze okukyusa enneeyisa okuva lwebaagenda mu kisakaate n’abasinze okugunjula abasaakaate.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga
  • UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda
  • Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes
  • CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo
  • Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -