Omutendesi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Paul Joseph Put, alangiridde ttiimu y'abazannyi 26 okwetegekera emipiira 2 egisembayo mu mpaka za FIFA World Cup Qualifiers. Paul Joseph Put...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kironze abaaliiko abazannyi ba ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes, ku kakiiko ak'emirimu egy'ekikugu aka Uganda Premier League season eya 2025/26 etandika leero nga...
Omuzibizi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Kenneth Ssemakula, yegasse ku club ya Al Adalah egucangira mu liigi y’ekibinja eky’okubiri mu Saudi Arabia. Kenneth Ssemakula bamuwadde endagaano ya myaka 2....
Government ya Uganda ng'eyita mu kakiiko kaayo akatwala ebyemizannyo aka National Council of Sports, bakwatiddeko omuvuzi w'emmotoka z'empaka nakinku Yasin Nasser, okumwanguyiza mu lugendo lwe lwaliko okuwangula egule ya Africa...