Ekibiina ekiddukanya omupiira munsi yonna ekya FIFA, kikakasiza nti abategesi aba Mexico be bagenda okuggulawo empaka z'ensi yonna eza FIFA World Cup ez'omwaka ogujja 2026 nga battunka ne South Africa....
Obululu obw’ebibinja obw’empaka z’ensi yonna ez’omupiira ogw’ebigere eza FIFA World Cup ezigenda okubeerawo omwaka ogujja 2026, bukwatiddwa mu kiro kya nga 05 December025. Omukolo guyindidde mu kibuga Washington...
ekikopo kya FIFA World Cup ekiweebwa omuwanguzi Empaka za FIFA World Cup ez’omwaka ogujja 2026 zigenda kutegekebwa America, Canada ne Mexico, nga zakuzanyibwa okuva nga 11...
Ddiifiri munnauganda Shamirah Nabadda ayongedde okugwa mu bintu bwalondeddwa ng'omu ku baddifiri 73 abagenda okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations ez'omwaka guno 2025 ezigenda okubeera e Morocco. Shamirah...
Club ya Uganda Revenue Authority egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, efuumudde abadde omutendesi waayo Alex Isabirye oluvanyuma lwa club eno okwolesa omutindo ogwékiboggwe okuva liigi eno...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’okubaka eya She Cranes, akalulu kagisudde mu kibinja B mu mpaka z’ensi yonna eza Commonwealth Games ezigenda okubeera mu kibuga Glasgow ekya Scotland omwaka ogujja 2026....