Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, egyeyo omusango gw’ebadde yatwala mu kakiiko akatawulula enkayana mu by'emizannyo munsi yonna eka Court of Arbitration for...
Read moreEmizannyo gy'amasomero ga secondary agali ku musingi gw’Obusiramu egya UMEA Solidarity Games season ya 2025, mu butongole gigguddwawo ku ssomero lya Namagabi SS e Kayunga, era amasomero ku mulundi guno...
Read moreObwakabaka bwa Buganda bulangiridde empaka z’ebika bya Baganda ez’omupiira ogw’ebigere ez’omwaka guno 2025, zigenda kutandika nga 03 omwezi ogujja ogwa May, era omupiira ogugenda okuggulawo empaka zino gwakuzannyibwa mu kisaawe...
Read morePresident w'ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, Ssalongo Eng Moses Magogo, yebazizza omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, olw'okuwagira ttiimu z'eggwanga, ekiyambye Uganda Cubs okutuuka okukiika mu mpaka z'ensi...
Read morePpookino Jude Muleke nga yakamala okulangirira olukiiko olugenda okuddukanya ttiimu y'essaza lino mu mpaka za Masaza ez'omwaka guno, olukiiko luno nate lukakasizza Eric Kisuze ng'omutendesi omuggya owa ttiimu y'essaza Buddu....
Read moreAbawagizi ba club ya Arsenal eya Bungereza bakyaabinuka masejjere, olw’obuwanguzi bwe batuseeko mu kiro ekikeseza olwaleero, bwebakubye Real Madrid eya Spain goolo 3-0 mu mupiira ogubaddeko n’obugombe. Omupiira guno...
Read moreOmuvuzi w'emmotoka z'empaka Ponsiano Lwakataka Mafu Mafu, ayongedde okutangaaza emikisa gye egy'okuwangula engule ya National Rally Championship ey'omwaka guno 2025, bwasitukidde mu mpaka za Masaka Rally Championship. Ponsiano Lwakataka Mafu...
Read moreClub ya Police egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, efuumudde abadde omutendesi waayo Simon Peter Mugerwa, nga bamulanga olw'omutindo gwa club eno ogukyagaanye okweyongerako. Simon...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, kironze ddifiri munnayuganda Shamirah Nabadda, okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations eza 2025 ezabazannyi abatasussa myaka 20 egy'obukulu. Empaka...
Read moreOmwami wa Kabaka atwala essaza Buddu, Ppookino Jude Muleke, atongozza olukiiko olugenda okuddukanya ttiimu y’essaza Buddu mu mpaka z'amasaza ga Buganda ez’omupiira ogw’ebigere ez’omwaka guno 2025. Pokino olukiiko alutongoleza...
Read more