President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni alagidde abakulembeze b'ekibiina kya NRM ku mitendera gyonna bave mu by'okusirika obusirisi ng'ab'oludda oluvuganya boogera eby'obulimba ku nteekateeka za government nebawubisa abantu. President Museveni...
Bannamaggye babiri ababadde bakulira ekitongole ky'eggwanga ekivunaanyizibwa ku bantu abayingira n'okufuluma eggwanga ki Directorate of citizenship and Immigration control okuli Maj General Apollo Kasiita Goowa ne Brig General Johnson Namanya...
Omukulembeze wa America Donald Trump; yeewaanye n’okwenyumiriza ne yeenyumiriza; nti okutabaala Iran okutta Ayatollah Ali Khamenei omukulembeze ow’okuntikko, ky’ekirungi kyokka kye yabadde asigazza okukola okuggyawo obufuzi bw'obwanantagambwako mu Iran. Trump ...
Ekibiina ki Democratic Party kyagala ekifo kyobwa sipiika wa Parliament ya Uganda kigattibwe ku bifo DP byerina okukulembera, mu nteeseganya z'ekibiina kino ez'okuzza obuggya enkolagana ya DP nekibiina ekiri mu...
Bannabyabufuzi okuva mu bibiina eby’enjawulo ababadde bagenze ku Eklezia lutikko e Lubaga okusabira Dr. Kizza Besigye n’abasibe abalala, kibaweddeko bwebategeezeddwa nti okusaba kwongezeddwayo, wabula nga tebababuulidde lunaku lulala wenaabererawo. Emissa...
Akulira ebyokulonda mu district ye Wakiso Tolbert Musinguzi alangiridde bannakibiina kya NRM 21, Banakibiina kya NUP 2, owa DP Omu ate naabatalina kibiina kwebajjira 3. Aba NRM kuliko aba magombolola...
Akakiiko k'ebyokulonda ka The electoral Commission of Uganda kategeezezza nti okutwaliza awamu okulonda ku Mutendera gwa LC ey'okusatu kutambudde bulungi, wadde nga waliwo ebitundu ebimu ebibaddemu obuvuyo. Omwogezi w'akakiiko...