
Ag'Obwakabaka
Obwakabaka buvuddeyo ku mbeera y’obunkenke eri mu ggwanga.Katikkiro Mayiga: Okomye okutta abantu olwa sennyiga Corona
Obwakabaka buvuddeyo ku mbeera y’obunkenke eri mu ggwanga. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa Woofiisi ya Katikkiro, kiraga obwennyamivu olw’engeri abavuganya kubwa President gyebakwatibwamu wamu n’Abantu abatulugunyizibwa ab’eby’okwerinda.