Paapa Paul VI yaaalangirira abajulizi ba Uganda 22 ab'eklezi katulika mu lubu lw'abatuukirivu abesiimi nga 18 October, 1964. Mu mwaka guno 2024 lwegiweze emyaka 60 egijjudde bukyanga balangirirwa, ku mukolo...
Muweereza munnaffe ku CBS Joshua Musaasizi Nsubuga ayanjuddwa mwana munne Eliva Kiwummulo Origye. Emikolo gibadde mu maka ga bakadde be e kyalo Kagango ekisangibwa mu Gombolola ye Wakyato mu district ye...
Ssendegeya Muhammad omukozi ku CBS yayanjuddwa mu bakadde ba Aisha Nakalanda, e Kasana Nyendo Mukungwe Masaka mu ssaza Buddu. Taata ng'akwasa abaana Ssendegeya Muhammad ne Aisha...