Abantu 6 bafiiriddewo mbulaga n'abalala 5 baddusiddwa mu ddwaliro nga bataawa, mmotoka ya taxi mwebabadde basaabalira No. UBL 502 Z etomereganye ne Fuso No. UBN 052 L ku kasozi akayitibwa...
Police ekutte eyali Ssenkulu wa KCCA Dorothy Kisaka Kasega eyali omumyuka we Eng David Luyimbaazi Ssali n'eyali akulira eby'obulamu Dr Daniel Okello,bagiyambeko mu kunoonyereza kweriiko ku kasasiro w'e Kiteezi eyabumbulukuka...
Ekkanisa n'aboluganda lw'omugenzi Bishop Balagadde Ssekadde, bafulumizza ennambika esuubirwa okugobererwa mu nteekateeka z'okumuziika, nga 17 October,2024. Wakuziikibwa ku lutikko e Namirembe. Omugenzi atwaliddwa mu maka ge e Bugonga ewakumiddwa ku...
Ekitongole ky'ebigezo mu ggwanga ekya UNEB kyassaawo nsalesale wa nga 15 October, 2024 eri amasomero gonna mu ggwanga okuba nga gamalirizza okuwaayo obubonero bw'abayizi ba S.4, obwava mu bintu byebazze...
Aba Buganda Kwekwaffe nga bakulembeddwako Ssentebe waabwe Kyazze Bashir balabudde minisita Omubeezi ow’ettaka Hon Sam Mayanja yeddeko ku bigambo byammokkola ebityoboola Nnamulondo n’okuvvoola Ssaabataka. Bashir agamba nti ebikolwa bya Minisita...
Ekitongole ekinoonyereza ku misango ki Directorate of Criminal Investigation CID kiyise eyali Ssenkulu wa KCCA Dorothy Kisaka , omumyuka we Eng. David Luyimbazi Ssali n'eyali akulira eby'obulamu Dr. Daniel Okello...
Amayumba g’abatuuze agawerako gakutte omuliro ku kyalo Bulange B mu gombolola ye Lubaga mu Kampala,era ebintu byabulindo nabulindo bwa nsimbi biweddewo. Kiteberezebwa nti omuliro guno gutandise ku saawa nga mukaaga...
Ekikangabwa kigudde ku kyalo Bugaaju mu muluka gwe Kizibira mu gombolola ye Kirumba mu district ye Kyotera, akulira eby'okwerinda ku kyalo ekyo asangiddwa atiddwa. Attiddwa ye Edward Ssekabira Kanyeenya myaka...