Akakiiko k'eggwanga akebyokulonda ka The Electram Commission of Uganda kagala ensimbi ezenyongoreza obuwumbi 502 okutambuza emirimu egikwata ku byokulonda kw'akalulu ka 2026. Ku nsimbi zino, obuwumbi 263 zigenda kukozesebwa okusasula...
Abavubuka babiri batokomokedde mu kabenje ka Mmotoka ku luguudo lwe Busaabala mu Wakiso. Abavubuka basatu babadde mu Mmotoka Mark X namba UBB 378 W ebadde edduka Obuweewo nga eyolekera Gangu,...
Abebyokwerinda mu district y'eKalungu bakutte nebaggalira omuvubuka abadde agambibwa okwefuula omukozi w'ekitongole kya NIRA ng'aggyako abantu ssente e Lwabenge mu district ye Kalungu nti abayambeko okuzza obujja endaga muntu zabwe....
Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga ka The Electoral Commission of Uganda kalangiridde omuwendo gwa bannauganda ogwawandiisibwa era ogusuubirwa okwetaba mu kulonda okujja okwa 2026, nga bali obukadde 21,681,491. Abakyala bebasinga obungi,...
Abantu abalala 30 okuli ba Inspector baamasomero mu district ezenjawulo, basimbiddwa mu kooti esookerwako eye Mengo, okuwerennemba n'emisango egyokugezaako okubbirira ebibuuzo. Bano 30 kuliko omu nga ali ku ddaala lyakulira...
Omusirikale wa police SP Christine Agwang abadde akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku ensonga z'aaana ku police e Katwe ki Child and Family Protection Unit, asangiddwa afiiridde mu nju ye mu ngeri...