• Latest
  • Trending
  • All
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

June 11, 2025
Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde

March 29, 2026
Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104

March 29, 2026
Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala

March 29, 2026
Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka

March 27, 2026
Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

March 27, 2026
Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

Parliament eyisizza ennoongesereza z’etteeka eriruηamya emirimu gya kooti ezisookerwako – zikkiriziddwa okuwulira emisango egituuka mu bukadde bwa shs 200

March 27, 2026
Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

Ekisaawe kya Akii Bua Olympic Stadium kitandise okuserekebwa – minister Ogwanga asuubuzza nti kyakukozesebwa mu AFCON 2027

March 27, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

March 27, 2026
Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

Kabaka Birthday Run 2026 – nga 12 April jangu tudduke

March 26, 2026

Ttabamiruka w’abavubuka ba Buganda owa 2026 aggaddwawo – baliko ebiteeso byebayisizza omuli n’okusaba government eyiimbule bavubuka bannaabwe abaasibwa olw’ebyobufuzi

March 25, 2026
UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

UNEB efulumizza obukwakkulizo obulina okugobererwa abayizi abaagwa ebibuuzo bya S.4 mu 2024 ne 2025 – balina okuddamu okusoma babikole omwaka guno 2026

March 25, 2026

Omwoleso gwa Taste Of Uganda Agro-Trade Exhibition 2026 gutongozeddwa gwakubeera Bungereza -okusitula akatale k’ebyamaguzi bya Uganda eby’obulimi n’obulunzi

March 24, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

by Namubiru Juliet
June 11, 2025
in Nature
0 0
0
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda
0
SHARES
278
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda buzizzaawo omuti gw’Omuwafu ogwébyafaayo, Ssekabaka Walugembe Muteesa I mweyatuula mu 1875 nómuzungu Henry Morton Stanley nawandiikira Nabakyala wa Bungereza okumuweereza abakugu bajje mu Buganda basomese abantube okusoma nókuwandiika, era nga eno yeeyali ensibuko yókusoma nókuwandiika mu Uganda.

Omuwafu guno gusangibwa mu  Kyambogo University, wabula enkuba yagusuula mu February wa 2024.,

Omuwafu guno ogwali omunene okuzaama  gwakuba  akayumba akatono akaliranyewo naye nako tekalina kyámaanyi kyekaaba, mpozzi amabaati gaako okugoomaako akatono ekintu ekyaleka buli muntu ngáwuniikiridde, nebawanuuza nti  omuti guno muzadde tegurumya baana baagwo.

Katikkiro yassaawo akakiiko akakulemberwa Omumyuka wa Vice Chancellor wa Ssettendekero wa Kyambogo Uiversity Prof Maria Goretti Nassali Musoke nekatikkibwa eddimu lyókuzaawo omuti guno, era nga kaaweebwa ebiragiro okuzzaawo omuwafu ogwékika kyógwo ogwágwa gwénnyini.

Wabula baasanga akaseera akazibu kubanga baagezaako okumerusa amatabi agava ku muwafu ogwo gwennyini emirundi esatu naye nga bayiwa nsaano kumazzi era esuubi neribaggwamu.

Oluvannyuma baasalawo okufuna endokwa okuva ku miwafu egiri ku Ssettendekero ono naye nebatya nti giyinza obutabeera gyákika kya muwafu ogwagwa, era akakiiko kaafundikira kasazeewo bagikoleko DNA naye ensimbi nezibalemesa ekintu ekyayongera okubamalamu essuubi.

Wabula bano essanyu lyábula okubatta bwe baali balambula ekifo ewaagwa omuwafu guno nebasangawo endokwa musaanvu, olwo abamu nebagamba nti Kabaka Muteesa atujjukidde ate abandi nti bajjajja bawulidde okusaba kwaffe.

Endokwa ezo baazitwala mu kifo ewalabirirwa emiti nezirabirirwa bulungi era nézikula bulungi.

Olunaku olwa leero nga 11 June,2025  baggyeyo emiti ebiri, ogumu negusimbibwa mu kifo kyennyini Omuwafu omukadde wegwali, ate omulala  négutwalibwa mu Lubiri lwa Kabaka e Banda.

Bwabadde akulembeddemu okusimba emiti gino Minister wa Kabaka ow’obuwangwa nénono Owekitiibwa Anthony Wamala asabye abantu okukuuma ebyafaayo.

Amyuka Vice Chancellor wa Kyambogo University Prof. Maria Goretti   Nassali Musoke yeeyamye okukuuma omuti guno.

Omumyuka asooka owa Kaggo agambye nti omuti guno gugenda kutumbula nnyo ebyóbulambuzi nébyobuwangwa mu ggwanga.

Omulangira Ssenfuma Timothy omu ku bali ku kakiiko akazizzaawo omuti guno agambye nti essanyu lyabula okubatta nga balabye ku ndokwa  z’omuwafu ogwagwa, nagamba nti guliko ebyafaayo bingi ddala.

Omuti guno Omuwafu abayizi abasomedde mu Kyambogo Univeristy baagukazaako lya “OFFICE YA MUTEESA”.

Abalala bagamba nti omuti ogwagwa mu 2024 guteeberezebwa okuba nga gwali gusoba mu myaka 150 egy’obukulu, abayizi babadde bagulondako empafu eziwooma.

Abalala babadde  bagutendako ekisiikirize ekinene mwebatuula nebawuulako ng’akawewo bwekabafuuwako.

Abalala babadde bagala nnyo okugusomeramu ebitabo naddala mu biseera by’ebibuuzo, nga bagamba nti ebyenjiriza  bye balimu, omuti ogwo yeyali ensibuko yabyo.

Sso ng’abandi babadde batuulizaawo enkiiko zabwe okuteesa ku nsonga ez’enkizo, naddala abayizi ba Kyambogo University abegattira mu kibiina kya Baganda Nkobazambogo.

Bisakiddwa: Ssekajjijja Augustus

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabawandiisi wa CAF, Veron Mosengo-Omba alekulidde
  • Kings College Budo ejaguzza emyaka 120 okuva weryatandikibwawo – omu ku bawala abaasooka okulisomeramu Norah Namakula Muyinda alina emyaka 104
  • Okukuza wiiki entukuvu 2026 – abakkiriza basabiddwa okwekuba mu kifuba bakomye ebikolwa eby’okulumya abalala
  • Katikkiro Mayiga alambise ba ssenkulu b’ebitongole bya Buganda mu nkola ya ‘Situla Omutindo’ – babadde mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka
  • Aba Islamic  Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b’e Bukomansimbi – babawadde obuliri okusitula eby’obulamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist