• Latest
  • Trending
  • All
BannaUganda abamu ebyókuwaaba emisango baabivaako lwa nguzi – biri mu alipoota ya Afro Barometer

BannaUganda abamu ebyókuwaaba emisango baabivaako lwa nguzi – biri mu alipoota ya Afro Barometer

May 11, 2022
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

BannaUganda abamu ebyókuwaaba emisango baabivaako lwa nguzi – biri mu alipoota ya Afro Barometer

by Namubiru Juliet
May 11, 2022
in Amawulire
0 0
0
BannaUganda abamu ebyókuwaaba emisango baabivaako lwa nguzi – biri mu alipoota ya Afro Barometer
0
SHARES
79
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bannauganda ebitundu 75% bagamba nti police ne kitongole ekiramuzi byebisinga okwenyigira mu bulyi bw’enguzi ,sso nga bikwatibwako butereevu okulwanyisa omuze.

Bino bibadde mwalipota ekoleddwa ekitongole ky’obwanakyewa ekya Afro Barometer ekinonyereza ku nteekateeka ya government, eyokutuukiriza ebiruubirirwa byensi yonna, omuli okumalawo  obwavu,ebyobujjanjabi ebirungi, ebyejigiriza , okukuuma obutonde bwensi ,obwenkanya n’ebirala.

Alipoota eno ekoleddwa wakati w’omwaka 2017 – 2022.

Alipoota eraze nti abantu ebitundu 75% tebakyalina bwesigwa mu police ne kitongole ekiramuzi, olw’e nguzi efumbekedde mu bitongole ebyo.

Kitegerekese nti enguzi nóbutali bwesigwa mu bitungole ebyo, eviiriddeko abantu abamu okuva kubyokuwaaba emisango, nebasirika busirisi.

Alipoota yeemu  eraze nti ababaka ba parliament ebitundu 43% benyigira mu bukenuzi n’obulyake, ekiremesezza emirimu mu parliament okutambula obulungi nókutuusa obuweereza obusaanidde ku bannauganda.

Alipota ya Afro Barometer egamba nti bannauganda ebitundu 34% batubidde mu bwavu, nga bagamba nti government tefuddeyo kubamanyisa nteekateeka zaayo bwezitambula ez’okweggya mu mbeera gyebalimu, sso nga ebitundu 25% tebatusibwako mazzi mayonjo.

Alipota ye kitongole kya Afro Barometer eyongedde okulaga nti okutyobola obutonde bwensi kweyongedde naddala nga kukolebwa abakungu ba government ne bannabyabufuzi, nga bano bali ku bitundu  78%.

Alipoota efulumiziddwa  omunonyereza omukulu era omukwanaganya w’e mirimu mu Afro Barometer Francis Kibirige, ku mukolo ogubadde ku Mystil hotel mu Kamnpala.

Kibirige agambye nti government yesigazza obuvunanyizibwa okulaba nti ebitereddwa mu alipoota bikolebwako okuyamba bannauganda, okutuusibwako obuweereza obusaanidde.

Minister wa guno naguli mu office ya Ssaabaminister Justine Kasule Lumumba era nga yavunanyizibwa ku biruubirirwa by’ekyasa SDGs,  yaguddewo okubaganya ebirowoozo ku  alipoota eno  nátegeeza nti  government etandise okukyusa program zaayo zituuke ku bantu butereevu, omuli parish development Model, emyooga  néndala.

Minister asabye president Museveni okukwata  ku bakungu mu government ne byanabyabufuzi abatyobola obutonde bwensi, nti kuba kirabika amateeka agaliwo tebagawa kitiibwa betwalira waggulu.

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -