Omusomo gw’ennono n’obuwangwa 2025 guguddwawo mu Lubiri e Mengo by Namubiru Juliet October 24, 2025 0 Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere akalaatidde abazadde bulijjo okubeera mu bulamu bw’abaana baabwe, babategeere ate n’okubaggyamu okutya n’okwetya... Read more
James Churchill Ssentamu akulira abayizi ku Makerere University ayingidde olwokaano – okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa parliament omuvubuka akiikirira Buganda by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 James Churchill Ssentamu Akulira abayizi ku Makerere University era nga mutabani wakulira ensonga za'abantu abali ebweru w'eggwanga mu kibiina... Read more
Uganda Cubs egudde maliri ne Venezuela goolo 1-1 mu mupiira ogw’omukwano by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabazannyi abatasussa myaka 17 eya Uganda Cubs egudde maliri ne Venezuela goolo 1-1, mu mupiira ogw'okwegezamu... Read more
Akakiiko k’ebyokulonda kalabudde bonna abasunsuddwa okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – obutagezaako kutandika kukuba nkuηaana nga 10 November,2025 terunatuuka by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 Akakiiko ke byokulonda mu ggwanga kalabudde abasunsuddwa bonna ku bifo by'ababaka ba parliament mu kalulu ka 2026 okusigala nga bakuuma... Read more
The high Court in Kampala dismisses application for release of 2 Missing Kenyan Nationals by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 The High Court in Kampala has dismissed an application seeking the unconditional release of two Kenyan nationals, Nicholas Oyoo and Bob Njagi, who... Read more
Omusomo gw’ennono n’Obuwangwa 2025 mu Lubiri e Mengo nga 24 October – ku mulamwa ogugamba nti Amaka y’emmerezo y’obuntu by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 Omusomo gw'obuwangwa n'ennono gutegekebwa Olukiiko lwa Bajajja Abataka Abakulu b'Obusolya, nga gutegekebwa buli mwaka neekigendererwa ekyokujjukiza abantu ba Kabaka... Read more
Omuyimbi Fiina Mugerwa amanyiddwa nga Masannyalaze yesozze eby’obufuzi – asunsuddwa ku ku kifo ky’omubaka omukyala akiikirira abakozi mu parliament by Namubiru Juliet October 22, 2025 0 Abantu abasoba mu 30 bebasusunsuddwa ku lunaku olusoose, ku kitebe ekikulu eky'akakiiko ke byokulonda ekisangibwa mu Industrial Area mu Kampala,... Read more
Nnaabagereka Nagginda awabudde ku ky’abaana n’abakyala abafiira mu ssanya – amateeka n’obuwangwa bisobola okukendeeza embeera by Namubiru Juliet October 22, 2025 0 Nnaabagereka Sylvia Nagginda, awabudde abakulembeze b’ennono, bannadiini, ne banna byabufuzi okwongera amaanyi okulwanyisa emize ejiviirako abaana okufuna embuto nga bakyali... Read more
Bishop Charles Martin Wamika omusumba w’e Busoga afudde! by Namubiru Juliet October 22, 2025 0 Omwepisikoopi w'essaza ly'e Jinja Rt. Rev Charles Martin Wamika afudde. Emyaka 2 egiyise Bishop Wamika yeyakulemberamu emmisa y'okukuza olunaku lw'Abajulizi... Read more
Eyaweebwa kaadi ya NUP mu Bukoto Central okuvuganya ku ky’omubaka wa parliament asazeewo kuddukira mu kooti – alumiriza omuntu omulala okumusooka ewasunsulibwa namutwalako akabonero ka manvuuli by Namubiru Juliet October 23, 2025 0 Eyaweebwa kaadi ya National Unity Platform ku kifo ky'omubaka wa Bukoto Central asobeddwa, olwomuntu omulala ate okwewandiisa nti akwatidde ekibiina... Read more