Obwakabaka buvuddeyo ku mbeera y'obunkenke eri mu ggwanga. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa Woofiisi ya Katikkiro, kiraga obwennyamivu olw'engeri abavuganya kubwa President gyebakwatibwamu wamu n'Abantu abatulugunyizibwa ab'eby'okwerinda. https://fb.watch/1S-N0KHdKV/