• Latest
  • Trending
  • All
Ssenkulu wa KCCA omuggya Frank Nyakaana alambise byatandikirako okukola – essira alitadde ku kukulwanyisa nguzi

Ssenkulu wa KCCA omuggya Frank Nyakaana alambise byatandikirako okukola – essira alitadde ku kukulwanyisa nguzi

October 24, 2024
Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30

May 6, 2026
Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda

May 6, 2026
Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

May 6, 2026
Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

May 5, 2026
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

May 5, 2026
Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

May 5, 2026
Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

May 5, 2026

President Museveni asiibudde ba minister be – bagenze n’ekisanja ekikadde 2021/2026

May 6, 2026

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 9 ku mbeera eri mu Buganda – lusiimye enteekateeka ya Situla Omutindo neruvumirira obuwaayiro mu bbago lya Sovereignty bill obwolekedde okuziηηamya enkulaakulana

May 4, 2026

Katikkiro Mayiga alambise ku mbeera bweyimiridde mu Buganda – enkola ya Situla omutindo ewa essuubi

May 4, 2026

Ababaka ba parliament abekenneenya ebbago ly’etteeka ery’Obwetengereze bw’eggwanga – likyabasibye enkalu bakoze alipoota zanjawulo

May 4, 2026
Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

May 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssenkulu wa KCCA omuggya Frank Nyakaana alambise byatandikirako okukola – essira alitadde ku kukulwanyisa nguzi

by Namubiru Juliet
October 24, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ssenkulu wa KCCA omuggya Frank Nyakaana alambise byatandikirako okukola – essira alitadde ku kukulwanyisa nguzi
0
SHARES
68
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssenkulu wa KCCA ow’ekiseera  Nyakaana Frank Lusa agambye nti essira agenda kulissa kukutereeza ekifaananyi ky’ekitongole ng’alwanyisa enguzi.

Nyakaana agambye nti awulidde abantu bangi omuli abasulamu, abasuubuzi, bannabyabufuzi n’abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo abazze balaajana olw’enguzi nti essuukiridde mu KCCA.

Agambye nti ng’ali wamu ne banne bwebaaweereddwa obuvunaanyizibwa bw’okukulembera KCCA okumala ebbanga lya myezi 3, baasazeewo nti mu lutalo luno olw’okulwanyisa enguzi, batuuse n’okuyimiriza abamu ku bakozi, singa banaakwatibwa mu bulyi bw’enguzi.

Ssenkulu Frank Nyakaana abadde ayogerako eri ab’amawulire ku nteekateeka gy’alina mu bukulembeze bwe obw’emyezi 3.

Mulimu okumaliriza enguudo ezikolebwa zive ku bitundu 20% okulinnya ku bitundu 40%.

KCCA esuubira okukungaanya ensimbi obuwumbi bwa shs 31, onwezi gwa December,2024 wanaagwerako.

Mu nteekateeka eno mulimu n’okuyonja ekibuga n’okusimbamu omuddo.

Awadde eky’okulabirako nti Kampala ng’ekibuga ky’eggwanga ekikulu kiringa eddiiro mu maka, n’olwekyo kirina okukuumibwa nga kiyonjo, kireme okugoba abagenyi, ate n’abakibeeramu basobole okukyeyagaliramu.

 

Mu ngeri yeemu ategeezezza  nti bakutuula  okwetegereza ebya Kampuni enaakulakulanya ekifo kye Kiteezi awayibwanga kasasiro, enaaweebwa omulimu guno ayisibwe mu mitenderera emituufu.

Agambye nti ebya Kampuni ya Jespong eye Ghana nga KCCA tebabimanyiiko.

Mu kiseera kino eyali ssenkulu wa KCCA Dorothy Kisaka, n’omumyukawe Eng David Luyimbaazi , n’eyali akulira eby’obulamu mu KCCA Dr.Daniel Okello bali ku alimanda mu kkomera e Luzira.

 

Baaggulwako emisango 57 omuli n’okulagajjalira emirimu gyabwe, ekyaviirako entuumu ya kasasiro we Kiteezi okubumbulukuka naaziika abantu, emirambo 35 gyejazuulwa, wadde nga waliwo n’ebigambibwa nti abalala babulira wansi mu kasasiro.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government eyimirizza bus za kampuni ya Nile Star – sizaakusaabaza bantu okumala ennaku 30
  • Omuyimbi Spice okuva e Jamaica akyaddeko embuga – wakuyimba mu kivvulu ekituumiddwa ‘Let’s get Spiced up’ okutumbula eby’obulambuzi bwa Uganda
  • Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe
  • Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya
  • Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist