• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bye naabatonera sseddume z’ente 4 – Buganda Royal Institute of Business and Technical Education Mengo yetutte ekikopo ky’ebyemizannyo gy’ebitongole ekya 2025

November 22, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bye naabatonera sseddume z’ente 4 – Buganda Royal Institute of Business and Technical Education Mengo yetutte ekikopo ky’ebyemizannyo gy’ebitongole ekya 2025

by Namubiru Juliet
November 22, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka asiimye abaweereza mu bitongole bye naabatonera sseddume z’ente 4 – Buganda Royal Institute of Business and Technical Education Mengo yetutte ekikopo ky’ebyemizannyo gy’ebitongole ekya 2025
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naawa abaweerezaabe mu bitongole byonna Sseddume z’ente 4, mu nteekateeka yÉbitongole byÓbwakabaka eyÓkumanyagana, nÓkutojjeza Obumu nga bayita mu by’emizannyo.

Empaka zibumbujjidde mu Lubiri e Mengo.

Ssettendekero w’Obwakabaka owa Muteesa The First Royal University,l bebabadde abategesi abakulu.

Ettendekero lya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education Mengo liisitukidde mu Kikopo ky’ebyemizannyo 2025, nerimenyawo Buganda Land Board eyakitwala omwaka ogwayita ogwa 2024.

Enkuluze ekutte kya Kubiri ate Buganda Land Board nekwata kya kusatu.

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza Abaweereza mu Bwakabaka olwÓkunyweeza Omulamwa gwÓbumu.

Ayongedde okukubiriza ebitongole obutagezaako kukemebwa kuzannyisa ‘bacuba’, nti kubanga enteekateeka y’emizannyo gino ssikuwangula buwanguzi bikopo, wabula okutumbula obumu n’okusobozesa abaweereza b’ebitongole okumanyagana.

Katikkiro mungeri eyenjawulo asabye ba ssenkulu bÉbitongole nÁbakulembeze ku mitendera egyenjawulo obutetwalira waggulu, bakkeko wansi mu bebakulembera bamanye embeera mwebayita.

Vice Chancellor wa Ssettendekero wa Ssaabasajja Kabaka owa Muteesa the First Royal University Prof Vincent Kakembo, yebazizza abaweereza mu bitongole byonna olw’Obujjumbize mu mizannyo gino, ekyongedde ebbugumu mu Mpaka zino.

Ssaabassenkulu w’Ebitongole by’Obwakabaka Omuk Roland Ssebuwuufu yebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’Okusiima naawagira abaweerezaabe.

Ssenkulu wa Buganda Royal Institute of Business and technical Institute Owek Joseph Balikuddembe Ssenkusu, agambye nti obumu mu baweereza nÓbujjumbize, we bubasobozesezza okuwangula.

Ssebaggala Richard nga yakulembezzemu abawagizi bÉbitongole by’Obwakabaka abatali baweereza nga ono avudde Kyanamukaaka, atenderezza abaweereza olwÓbumanyi bweboolesezza mu mizannyo egyenjawulo.

Abaweereza mu Bwakabaka omubadde Magulu Robert owa Buganda Land Board, Nalukenge Esther owa Ssuubiryo Zambogo sacco, Kigaanira Charles okuva ku Buganda Royal institute of Business and technical education,Ssenkungu Paddy Kiganda, Nsubuga Abdul, Namugenyi Recheal , Nakabugo Mansul n’Abaweereza abalala beebaziddwa mungeri eyenjawulo, olwobuweereza Obulungi.

Ekitongole kya Nnaabagereka Development Foundation kiweereddwa Omukisa okutegeka empaka z’Ebitongole by’Obwakabaka omwaka 2026.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist