• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be okwongera okubudabuda abalina siriimu

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be okwongera okubudabuda abalina siriimu

April 17, 2023
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za  Uganda

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda

May 24, 2025
Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde

May 24, 2025
MUBS etikidde 510  – mulimu abasibe

MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe

May 23, 2025
Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024

May 23, 2025
Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

May 23, 2025

UPC esunsudde babiri abagenda okuvuganya ku bwa president 

May 22, 2025

FUFA eyanjudde ekikopo ekipya ekigenda okuwakanirwa club zababinywera

May 22, 2025

Obuwumbi obusoba mu 5 ezokulondoola PDM – Ssozi Galabuzi ayitiddwa abitebyetebumanyiddwako mayotire

May 22, 2025

President Museveni alabudde abakozi ba government abeebakira ku mirimu – anokoddeyo ekitongole ky’amazzi n’amasannyalaze

May 22, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omuzigu akubye babiri amasasi agabattiddewo e Namayumba

May 22, 2025
Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

Katikkiro Mayiga atuuse e Boston – agenda kusooka kusisinkana aba Ggwangamujje Boston

May 22, 2025
Ababaka ba parliament 7 besozze NUP  nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

Ababaka ba parliament 7 besozze NUP nga wabulayo mbale okutuuka ku kalulu ka 2026

May 21, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be okwongera okubudabuda abalina siriimu

by Namubiru Juliet
April 17, 2023
in Amawulire, BUGANDA, Sports
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be okwongera okubudabuda abalina siriimu
0
SHARES
204
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68  nga asinziira mu Lubiri e Mengo, naalagira wabeewo okubudaabudibwa okwenjwulo eri abalina akawuka ka Mukenenya.

Omutanda atuuse mu Lubiri ku ssaawa emu n’ekitundu, ng’ali wamu ne Nnabagereka Sylivia Nagginda, wamu n’abambejja n’abalangira.

Nyinimu bwabadde ayogerako eri Obuganda nga tannasimbula misinde mubunabyalo, yeebazizza abantube bonna abadduse emisinde okwetoloola ebitundu bya Buganda, Uganda  ne munsi yonna, nagamba nti emisinde gino gya kitiibwa mu nsi yonna , era gisaanye gijjumbirwe kuba gigendereddwamu kulwanyisa Mukenenya akaabya ensi eno.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza abantu ba Kabaka bonna abeetabye mu misinde gino, era naabasaba obutakoowa kuteeka mu nkola biragiro bya Ssemunywa omuli okulwanyisa Mukenenya nga bali wamu.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka 2023
Minister w’abavubuka n’emizannyo Owek.Henry Moses Ssekabembe Kiberu , omumyuka asooka owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase, ne minister w’emirimu egy’enkizo Owek. Daudi Mpanga
Omulangira David Kintu Wasajja (abadde omuddusi omukulu) ng’aliko by’alaga Ssaabasajja

Ssentebe w’Olukiiko oluteesiteesi lw’emisinde gy’amazaalibwa g’Empologoma Owek Prof. Hajji Twaha Kawaase Kigongo, bw’abadde ayaniriza omuddusi omukulu ow’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka Omulangira David Kintu Wassajja, yeebazizza buli akoze ekisoboka emisinde gino okubeera egy’ekitiibwa, naasaba abantu ba Beene okwetegekera emisinde gy’omwaka ogujja 2024.

Sipiika w’okukiiko lwa Buganda Patrick Luwaga Mugumbule ( ku ddyo) n’omumyuka we Ahmed Lwasa

Minister w’abavubuka ebyemizannyo n’okwewummuza mu Bwakabaka owek Henry Moses Ssekabembe Kiberu yeebazizza abavujjirizi b’emisinde gino, era bwaatyo naasaba abavubuka okukozesa obubaka bwa Ssemunywa balwaanyise Mukenenya, nga bakola byonna ebimuziyiza.

Abantu ba Kabaka abeetabye mu misinde gino bamwebazizza byansusso okubazzangamu amaanyi nga takoowa, kyokka nebasuubiza okukolera awamu okumegga Mukenenya.

Emisinde gy’empologoma egy’omulundi guno gyetabiddwako Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Ba Nnaalinnya, abalangira n’abambejja, ba Jjajja abataka ab’Obusolya, ba ssenkulu b’ebitongole by’Obwakabaka byonna, abaami b’amasaza n’amagombolola, ba minister b’obwakabaka n’abalala.

Emisinde gy’amazaalibwa g’Empologoma agemyaka 68 giwagiddwa Airtel Uganda, kampuni ya yinsuwa eya SWICO, I&M bank, UNAIDS, Uniliver Uganda limited, CBS, BBS Terefayina, Uganda Aids commission, n’abavujjirizi abalala.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantu be ababeera emitala w’amayanja okunyiikira okusomesa abavubuka obuwangwa n’ennono za Uganda
  • Kabuye Ssembogga @42 – yebazizza bonna abamuwagidde
  • MUBS etikidde 510 – mulimu abasibe
  • Abatendesi b’omupiira basatu bebasunsuddwa okuvuganya ku ngule y’omitendesi eyasiinga mu 2024
  • Eηηuumi n’ensambaggere bimyoose mu kooti e Nakawa – Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya bakomezeddwawo mu kooti

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -