• Latest
  • Trending
  • All
Rev. Canon Jacob Ateirweho atuuziddwa ng’Omulabirizi owo 6 owa Bunyoro Kitala

Rev. Canon Jacob Ateirweho atuuziddwa ng’Omulabirizi owo 6 owa Bunyoro Kitala

August 11, 2024

Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025

May 28, 2025
Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga

May 27, 2025

UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda

May 27, 2025
Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes

May 27, 2025
CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

May 27, 2025
Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

Mathias Mpuuga atongozza ekibiina ekiggya ki Democratic Front – akabonero muti

May 27, 2025
Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

Government esuubizza okuwaayo obuwumbi bwa shs 2 okutegeka olunaku lw’abajulizi e Namugongo ku ludda olw’ekkanisa

May 27, 2025
Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

Elias Luyimbaazi Nalukoola ajulidde mu by’okumugoba mu parliament – akakiiko k’ebyokulonda tekagenda kujulira kategeka kuddamu kulonda mu Kawempe North

May 26, 2025

FIFA U17 World Cup 2025 – Uganda Cubs eteekeddwa mu kibinja K

May 26, 2025
Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention 2025 akomekkerezeddwa. 

May 26, 2025
Abalamzi Abakulisitaayo 427 okuva mu west Nile batuuse e Luweero

Endwadde ezitasiigibwa zeyongedde okwegiriisiza mu batuuze be Nansana

May 26, 2025
Abalamzi Abakulisitaayo 427 okuva mu west Nile batuuse e Luweero

Kyankwanzi district calls for integration of additional healthcare services into routine child immunization

May 26, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Rev. Canon Jacob Ateirweho atuuziddwa ng’Omulabirizi owo 6 owa Bunyoro Kitala

by Namubiru Juliet
August 11, 2024
in Amawulire
0 0
0
Rev. Canon Jacob Ateirweho atuuziddwa ng’Omulabirizi owo 6 owa Bunyoro Kitala
0
SHARES
116
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, The most Rev Dr. Samuel Kazimba Mugalu, atuuzizza Rt Rev. Canon Jacob Ateirweho, ng’omulabirizi owomukaaga owa Bunyoro Kitara.

Omukolo gukoleddwa mu lutuula olw’enjawulo olubadde ku lutikko ya St. Peter’s Cathedral, mu kibuga kye Hoima.

Rt Rev. Canon Jacob Ateirweho, addiridde Rt. Rev. Samuel Kahuma Abwooli abadde omulabirizi owokutaano, oluvanyuma lw’okuweza emyaka 65 egyokuwummulirako, era amaze emyaka 8 ngawereza mu bulabirizi buno.

Ssaabalabirizi Kazimba, agambye nti ekkanisa eyita mu kusoomozebwa okw’amaanyi olw’abantu okukulembeza embeera eyookweyagaliza, nga kyenyamiza nti abalaabirizi abasinga abaliwo bagenda kuwummula.

Ssabalabirizi Dr Stephen Samuel Kazimba Mugalu, agambye nti ekkanisa essira egenda kuliteeka ku nkulaakulana ey’olubeerera era nga kuno kwekumu ku kusalawo olukiiko lw’abalabirizi lwekwakoze,  mu lutuula olw’abalabirizi olw’okwefumintiriza ku buweereza.

Ssaabalabirizi era asoose kukubisa Rt Rev. Canon Jacob Ateirweho ebirayiro ebyenjawulo, n’asuubiza okulwanyisa emize gyonna egikontana n’enjigiriza ye kanisa, omuli ebisiyaga, enguzi n’ebirala.

Ssabalabirizi Kazimba avumiridde ebikolwa ebyokuwamba abantu, n’asaaba government abantu bonna abazze bakwatibwa mu kwekalakaasa n’ensonga z’ebyobufuzi nti basimbibwe mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe.

Bishop Nathan Ayimbisibwe omulabirizi wa South Ankole, nga yaakulembeddemu okubulira mu kusaba kuno, asabye abaweereza okunywerera ku mazima, nokulemera ku byebakola bwebaba bakubifunamu.

Ssabaminister wa Uganda Robina Nabbanja Musaafiri, nga yakikiridde president Museveni ku mikolo gino, asanyukidde ekkanisa ku buvumu bweyolesa mu kukwasizaako eggwanga mu kuzimba amasomero, amalwaliro, okuwa abavubuka emirimu n’enteekateeka endala ez’enjawulo era nawanjagira ekkanisa okwongera okukunga abantu okuwagira enteekateeka za government zonna ezireetebwa.

Rev. Canon Jacob Ateirweho, yazaalibwa nga 24th August 1968 mu ddwaliro ekkulu e Hoima mu district yeemu eye Hoima.

Aweerezza ekkanisa n’omukama okuva nga 5 April, 1991lweyayatula obulokozi.

Yakakasibwa ng’omudikoni nga 5 February, 2006, naayawulibwa nga 23 July 2006, era musajja mufumbo ne maama Irene Kobusinge, balina abaana 5.

Rev Canon Jacob Ateirweho alina degree mu by’eddiini gyeyafunira ku Uganda Christian University, era yaabaddde Vicar wa lutikko ya All Saints Church, e Hoima mu bulabirizi bwa Bunyoro Kitara.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Engabi Ensamba esisinkanye Engabi Ennyunga ku Quarterfinal z’omupiira gw’ebika by’Abaganda 2025
  • Omuliro gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ku ssomero lya Shida Aisha orphanage Centre e Iganga
  • UPDF ekalambidde ku ky’okusazaamu enkolagana yaayo ne Germany – erumiriza Ambassador Mathias Schauer okukuta n’obubinja obusekeeterera government ya Uganda
  • Cameroon erangiridde ttiimu egenda okuzannya ogw’omukwano ne Uganda Cranes
  • CBS@ 29 – ekutusaako omwoleso okuva nga 17 – 22 June ku mazaalibwa gaayo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -