• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka buyimirizza emirimu gyonna egikolebwa ku lusozi Matugga Kitto

President Museveni atadde omukono ku mateeka 9 ng’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 gutandika – agakwata kukusolooza omusolo gegasingako obungi

July 1, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

Brig.Gen. Jackson Pande Kajuba alondeddwa okuduumira enkambi ye Kasijjagirwa – azze mu bigere bya Brig.Gen.Deus Sande eyafudde ekibwatukira

February 12, 2026

General Court Martial resumes Work after a one year Suspension

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

President Museveni atadde omukono ku mateeka 9 ng’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 gutandika – agakwata kukusolooza omusolo gegasingako obungi

by Namubiru Juliet
July 1, 2025
in Business
0 0
0
Obwakabaka buyimirizza emirimu gyonna egikolebwa ku lusozi Matugga Kitto
0
SHARES
149
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atadde omukono ku mateeka agaluηηamya ensolooza y’omusolo mu ggwanga , okusobozesa government okufuna ensimbi eziwanirira embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 ogutandise olwa leero nga 01 July,2025.
Mu kiro ekikeeseza olwaleero olwa ku saawa mukaaga , eggwanga litandiise omwaka gw’ebyensimbi Omuggya,  n’embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 eya trillion 72 etandiise okukola mu butongole.
Omwaka guno nga tegunatandika, president Museveni asoose kuteeka omukono ku mateeka agaluηηamya enkuηηaanya y’omusolo.
Amateeka ago government geegenda okwesigamako okusoloooza omusolo ogwa trillion 37.
Amateeka president gaataddeko omukono:
Kuliko erya
-THE VALUE ADDED TAX (AMENDMENT) ACT, 2025.
-THE STAMP DUTY (AMENDMENT) ACT, 2025.
-THE EXCISE DUTY (AMENDMENT) (No.2) ACT, 2025.
-THE TAX PROCEDURES CODE (AMENDMENT) ACT, 2025.
-THE SUPPLEMENTARY APPROPRIATION ACT, 2025.

-THE HIDES AND SKINS (EXPORT DUTY)  (AMENDMENT) ACT, 2025, etteeka eryataddewo omusolo ku maliba agafulumizibwa eggwanga nga tegongeddwako mutindo

– THE EXTERNAL TRADE (AMENDMENT) ACT, 2025.
-THE APPROPRIATION ACT, 2025,  ly’etteeka erigababya ensimbi mu bitongole bya government byonna.
Mu kiro ekimalako olwa nga 30 June, 2025, eggwanga lweritandika omwaka gwebyensimbi Omuggya.
Ensimbi zonna ezisangibwa ku account zebitingole bya government ministry y’ebyensimbi eziggyako neziddayo mu ggwanika ly’eggwanga okusinziira ku tteeka eriruηηamya enkozesa y’ensimbi mu government erya the Public Finance and management Act 2015.
Abamu ku bakulembeze ba government ez’ebitundu baliko kyebagamba;
Abakulembeze ba government ez’ebitundu abatali bamu bakukuluma nti bingi byebaali baateekaeeka okukola mu bitundu byabwe tebikoleddwa olw’okuba nti ensimbi baazifuna kikeerezi,  kati ziziddwayo.
Ssentebe wa district ye Kassanda Fred Kasirye Zimula agambye nti Kassanda bingi ebitakoleddwa olw’ensimbi okubaweebwa ekikeerezi ate nezizibwaayo ng’omwaka guggwako.
Dr Matia Lwanga Bwanika ssentebbe wa district ye Wakiso agambye nti ministry y’ebyensimbi ekola kyayise ekkobaane okuweereza ensimbi eri ebitongole bya government ng’omwaka gw’ebyensimbi gugwako, ate  nezizaayo ng’ebitongole tebizikozesezza n’agamba nti ne wakiso ensimbi zaayo nnyingi eziziddwayo.
Gyebuvuddeko, waaliwo okukubagana empawa mu parliament ,ababaka bwebaali beebuza ensimbi ezizibwayo mu ggwanika ly’eggwanga gyeziraga, nti kubanga tezirina wezirambikibwa mu bitabo gy’eggwanga, era ensonga eno ababaka bagivaako bukungu  nga teri ategedde ensimbi ezizibwaayo mu ggwanika lyeggwanga ku nkomerero y’omwaka gyeziraga n’okuwa embalirira yaazo.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga
  • Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa
  • Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist