• Latest
  • Trending
  • All
President Museven alambuludde ku bya Enrica Pinneti  – talina bukugu mu by’emmwanyi yeyamusikiriza aziyingiremu

President Museven alambuludde ku bya Enrica Pinneti – talina bukugu mu by’emmwanyi yeyamusikiriza aziyingiremu

June 7, 2022

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

Abayizi ebitundu 99.7% baayise ebigezo bya S.4 ebya UNEB 2025

February 13, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

Obwakabaka bwa Buganda buwaddeyo ebirabo eri ebitongole byabwo ebyasiinga okukola obulungi emirimu mu 2025 – CBS eweereddwa ekirabo ekisukkulumye

February 12, 2026

Okusunsula abayizi abagenda okusoma S.1 kutandise – minister Muyingo alabudde amasomero agatunda ebifo

February 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

President Museven alambuludde ku bya Enrica Pinneti – talina bukugu mu by’emmwanyi yeyamusikiriza aziyingiremu

by Namubiru Juliet
June 7, 2022
in Business
0 0
0
President Museven alambuludde ku bya Enrica Pinneti  – talina bukugu mu by’emmwanyi yeyamusikiriza aziyingiremu
0
SHARES
169
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President Yoweri Kaguta Museveni abikudde ekyama nti omukyala  musiga nsimbi Enrica Pinetti government gweyakola naye endagaano ey’emmwanyi, nti kituufu teyalina bukugu bwonna mu nsonga zemmwanyi, ye nga president  w’eggwanga yayamusaba okwennyigira mu by’emmwanyi.

President agambye nti yayagala okukolegana naye nti kubanga omukyala oyo alina emikwano mingi mu nsi endala,beyali ayagala nabo abaleete bagatte omutindo ku mmwanyi za Uganda.

Endagaano eno government gyeyakola ne musiga nsimbi ono owa kampuni ya Vinci coffee company, yayogeza bannauganda ebikankana, era gyebyagwera nga parliament eginoonyerezaako ,  neesemba esazibwamu yonna.

Rtd maj.Jesca Alupo abaddeyo mu SONA 2022

President Museveni asinzidde ku kisaawe kyameefuga e Kololo mu kwogera kwe okutongole eri eggwanga, naagamba  nti omukyala ono Enrica Pinetti mbu ye obukugu bwe buli mu bintu birala ng’okuzimba amalwaliiro nebirala naye ebyemwaanyi ye nga Museveni yeyabimusaamu, agende amuzuuliire akatale.

Omukyala ono yoomu Enrica Pinetti government gweyeewolera ensimbi trillion 1 nobuwumbi 400 okuzimba eddwaliro eryomulembe e Lubowa ku luguudo lwe Entebbe, neemuwa n’ettaka eryobwereere, wabula wadde ensimbi yazifuna, eddwaliro terizimbibwanga.

Yali yawebwa emyaka 2 libeere nga liwedde, wabula teritandikanga kuzimbibwa.

President Museveni yewuunyiza nti ku buwumbi bwa ddoola za America 460 eziva mu mmwaanyi ku katale kensi yonna, ekyennaku amawanga agalima emmwaanyi zifunako obuwumbi bwa ddoola za America 25 bwokka olw’obutazigattako mutindo.

Akyoomedde nnyo bannansi aboogerera omukyala ono Enrica Pinette, bano abayise balabe ba ggwanga, abakolera abazungu.

,Asuubizza nti agenda kufuna obudde mu kiseera ekitali kyawala asisinkane abali mu busuubuzi bw’emwaanyi abanyonyole ensonga zino ezemwaanyi.

Ku mbeera yebyenfuna ebyekannama enkya neggulo, esuza bannansi nga tebeebase olw’ebbeeyi y’ebyamaguzi eyeyongera buli lunaku, agambye nti government terina suubi lyakusala ku misolo nga bwebabadde bamusaba.

Agambye nti government esuubi kati eririma mu kuteeka amaanyi mu kulima ebinazi ebivaamu buto okukola butto amala, n’okwogerezeganya n’amawanga  amalala agakola ebintu bino awamu nokukubiriza bannansi okwongera okwenyigira mu kukola ebintu ebikozesebwa mu bulamu bwabulijjo ebimala.

Museveni azeemu okukinogaanyi nti engano bweeba ebuze, ekiyinza okukolebwa mu kiseera kino kwekukozesa ensaano eva mu muwogo namatooke okukola emigaati,ng’embeera bwetereera.

Ku nsonga yolutalo, wakati Russia ne Ukraine , agambye nti Uganda mu nkukutu yawa dda endowooza yaayo, era amawanga gombi gakimanyi, naagamba nti wabula mu kiseera ekijja, Uganda ejja kuziteeka mu lwatu zimanyibwe neweyimiridde ku lutalo luno.

Ssaabaminister Robinah Nabbanja abaddeyo mu SONA 2022

Omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni agambye nti kyekiseera ensi zobuvanjuba bwa Africa zikube ttooki mu bubinja bwabayeekera n’abatujju obulwaanira mu mawanga gano, okumanya ebigendererwa byabwo ebituufu, nengeri yokubwangangamu ensi zinnamukago bweziba zakusigala nga zirumu obutebenkevu.

Ebigambo bino bijjidde mu kiseera ngensi ya DR congo tekyalinnya mu kimu ne Rwanda, DR Congo bweyalumiriza Rwanda okuvugirira abayekera ba M23 abajojobya DR Congo.

Ku nsonga yobulyi bwenguzi obufumbekedde mu ggwanga lino, Museveni asabye ababaka naabo abali mu gwokulwanyisa obulyi bwenguzi, baanike abalyi benguzi, ensi ebategeere.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi
  • Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde
  • Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi
  • Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist