• Latest
  • Trending
  • All
President Museven alabudde abakozi ba government abalyake – ‘mbamanyi amannya njakuyita omu kwomu’

President Museven alabudde abakozi ba government abalyake – ‘mbamanyi amannya njakuyita omu kwomu’

May 1, 2023

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

SC Villa Jogoo Ssalongo erangiridde akakiiko akagenda okulondesa obukulembeze obuggya – avuganya ku bwa president bwa Club wakusasula obukadde bwa shs 100 tezimuddizibwa

March 4, 2026
Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

Bannyini bibanda bya mmotoka abazitundira ku nguudo balagiddwa okuziggyako bunnambiro – ekikwekweto kitandise

March 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museven alabudde abakozi ba government abalyake – ‘mbamanyi amannya njakuyita omu kwomu’

by Namubiru Juliet
May 1, 2023
in Amawulire
0 0
0
President Museven alabudde abakozi ba government abalyake – ‘mbamanyi amannya njakuyita omu kwomu’
0
SHARES
199
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yeweza okufaafagana n’abakozi ba government abagufudde omugano okulya enguzi n’okwezibika ebintu bya government, nti bonna bakubizza n’okubasiba abasibe.

Agambye nti abakozi n’abakungu ba government bakoze kinene okuzingamya enkulakulana y’eggwanga.

Awadde eky’okulabirako nti abalyi b’enguzi balimba limba bamusiga nsimbi nebabanyagako ensimbi, abalala nebabalemesa emirimu nga babatiisatiisa.

Okwogera bino President Museveni asinzide  mu  District ye Namutumba mu Busoga ku Bikujjuko by’okujaguza olunaku lw’abakozi olukwatibwa buli nga 1 May, buli mwaka.

Mu ngeri yeemu President Museveni Tibuhaburwa era alabudde abantu abesenza muntobazi mu Bitundu bye Busoga okuzaamuka bunnambiro, banoonye ebifo ebirala gyebaba balimira omuceere

Museveni agambye bonna abakolera Muntobazi   batekeddwa okuzaabulira banoonye ekibanja ewalala.

Ku ky’okukyusa embeera z’abantu, president abawadde bana Uganda amagezi okwekwata  enkola ya Parish Development Model  nti kubanga esobola okubataasa ku bbula ly’emirimu, olwo government essira aliteeke bintu ebirala ebireeta enkulakulana naddala okuzimba enguudo n’obuweereza obulala.

Minister avunanyizibwa ku Bakozi Betty Amongi ategezeza nti omuwendo gwabana Uganda abalina emirimu guli yadde yaddeko wadde nti n’abatagirina bangi naddala abavubuka.

Abamu ku baweereddwa emidaali egibasiima olw’emirimu gyebakoledde eggwanga

Olunaku luno welutuukidde nga wakyaliwo okusoomozebwa  mu mbeera y’abakozi omuli okusasulwa emisala emitono, obutabeera nandagaano zibakakasa ku mirimu , okutulugunyizibwa abakozesa n’ebirala.

Abakozi bangi aba government  okuli Abasawo,abasomesa nabalala bazze bawanjagira abakulu mu government okufaayo ku mbeera gyebakoleramu n’okubongeeza emisaala naye nga tekikolebwa,nabakomekereza nga batadde ebikola wansi ekisanyalaza obuweereza

Mu mbeera yeemu nookutuuka kati Government ekyalemye okuleeta etteeka erirungamya  emisaala gy’abakozi  erya Minimum Wage Bill, ekireetedde abakozi bangi okuweebwa emisala egitaja mu mirimu gy’ebakola.

Emikolo Gino gyetabidwaalko Omumyuka wa president Rtd Maj Jessica Alupo, Ba Minister na ababaka ba Palamenti

Abantu 64 bawereddwa emiddali okubadde abasajja 48 ,abakyala 16 olwokukola obulungi emirimu okubadde Omutesisitesi omukulu mu Siga eddamuzi Pius Bigirimana , Professor Juma Wasswa Balunywa, Amina Zawedde omuteesiteesi omukulu mu ministry ya ICT nabalala.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo
  • Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna
  • President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist