• Latest
  • Trending
  • All
President Museven akalambidde nti mu Uganda temuli bbula lya mirimu wabula bantu bebagaanye okukyusa endowooza yabwe – abantu 58 baweereddwa emidaali mu kukuza olunaku lw’abakozi olwa 2024

President Museven akalambidde nti mu Uganda temuli bbula lya mirimu wabula bantu bebagaanye okukyusa endowooza yabwe – abantu 58 baweereddwa emidaali mu kukuza olunaku lw’abakozi olwa 2024

May 1, 2024
KCCA FC ewanduse ku kikopo kya Stanbic Uganda Cup  2025 – URA FC egikubye 4 -2

KCCA FC ewanduse ku kikopo kya Stanbic Uganda Cup 2025 – URA FC egikubye 4 -2

April 4, 2026
President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga

April 4, 2026
Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko

April 3, 2026
Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu

April 2, 2026
Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte

Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte

April 2, 2026
Parliament eyisizza etteeka erikwata ku by’okukebera n’okutereka endagaluse ng’ababyetaaga balina kusooka kufuna lukusa – biri mu The Forensics And Scientific Analytical Services bill, 2025

Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027  ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

Embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2026/2027 ya Trillion 84 eyanjuddwa eri parliament – yeyongedde trillion 12 okuva ku mbalirira ya 2025/2026

April 1, 2026
Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

Government etongozza omwezi gwa April 2026 eri abakozi baayo okwanja eby’obugagga byabwe – bakukozesa omutimbagano

April 1, 2026
Emmotoka etwala abayizi ku ssomero etegulukuse neyingirira amaka ga ssentebe w’e Kisala mu Bukomansimbi – abayizi bakoseddwa

Abantu 2 bafudde ekiziyiro kya sigiri e Luweero – omulala ali mu mbeera mbi

April 1, 2026
Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

Parliament eyimirizza eby’okuddaabiriza enguudo mu bitundu – sente akawumbi akamu akaweebwa buli district ababaka bagamba nti tebalaba kyezikola

April 1, 2026
Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

Olusirika lw’abakulembeze ba Buganda olwa 2026 – essira liteekeddwa ku kusitula Omutindo mu buli ekikolebwa

April 1, 2026
Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

Kabaka Birthday run 2026 – Aba Uganda Baati, Nalya SS ne East African Medical Vitals bakiise embuga nebagula emijjoozi gya shs bukadde 25

March 31, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museven akalambidde nti mu Uganda temuli bbula lya mirimu wabula bantu bebagaanye okukyusa endowooza yabwe – abantu 58 baweereddwa emidaali mu kukuza olunaku lw’abakozi olwa 2024

by Namubiru Juliet
May 1, 2024
in Amawulire
0 0
0
President Museven akalambidde nti mu Uganda temuli bbula lya mirimu wabula bantu bebagaanye okukyusa endowooza yabwe – abantu 58 baweereddwa emidaali mu kukuza olunaku lw’abakozi olwa 2024
0
SHARES
199
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akalambidde nti  Uganda teriimu  bbula lya mirimu, nti  wabula bantu abakyagaanye okukyusa endowooza zabwe ku kyebalina okukola ekituufu.

President Museveni okwogera bino abadde yeetabye ku mikolo egy’okwefumiitiriza n’okukuza olunaku lw’abakozi gibadde mu kibuga kye Fortportal mu district ye Kabalore.

President agambye nti banna Uganda abamu tebagala kuzimba birooto byabwe bagala byekuze byokka, era anenyezza nnyo abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeyo nebabonabonerayo, ng’eby’okukola biri wano ewaka bingi ddala  byebasobola okufunamu ensimbi.

President Museveni mungeri yeemu era yeeweze okufaafaagana n’abantu bayise abalyake abakyalemesezza enkulakulana ya Uganda, abatunda ttenda z’obutale eri abagagga ababonyabonya abanaku n’ebirala.

Asuubizza n’okukola ku kizibu ky’emisolo abakozi, abakozesa n’abasuubuzi gyebakaabira, era naakakasa nti wakusisinkana abasuubuzi omwezi guno nga 7 May0204 babigonjoole.

Minister omubeezi avunanyizibwa ku nsonga z’abakozi n’amakolero, Esther Anyakuni ku lwa minister ow’ekikula ky’abantu Betty Amongi, agambye nti ministry ye yakitegeerako nti waliwo abakozi abakyatulugunyizibwa ku mirimu mingi naddala mu makolero,  kyokka nti waliwo enkola zebabaze zebasuubira nti zakugonjoola ensonga eyo.

Ku nsonga y’abakozi abakolera ebweru w’eggwanga ku byeyo, minister Anyakun agambye nti baliko emikago gyebakoze n’amawanga amalala okukendeeza ku kitulugunya bakozi ebweru n’okubagawo amateeka amalala aganayambako ku mbeera eno.

Ku mikolo gino waliwo abakozi 58 abasiimiddwa era  nebaweebwa emidaali olw’obuweereza bwabwe eri eggwanga obusukkulumye.

Abafunye emidaali kuliko Ssenkulu wa Uganda Private Sector Foundation Uganda Dr.Ruth Biyinzika Musoke,  ssenkulu w’ekitongole kya Uganda Wildlife Authority Sam Mwandha, owa Uganda Tourism Board Lilly Ajarova, Tom Okello owa National Forestry  Authority of Uganda,

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • KCCA FC ewanduse ku kikopo kya Stanbic Uganda Cup 2025 – URA FC egikubye 4 -2
  • President Museveni ayisizza ekiragiro – eyali omulamuzi Augustine Nshiimye Sebuturo aziikibwe mu bitiibwa by’eggwanga
  • Abagoberezi ba Kristo mu Uganda batambuzza ekkubo ly’omusaalaba – nebavumirira ebikolwa eby’okutulugunya abantu mu ggwanga n’aabenyigira mu bikolwa ebyekko bekomeko
  • Olusirika lw’Abakulembeze mu Buganda luggaddwawo n’okuyisa ennyiingo 6 zebalina okugoberera mu nkola y’emirimu
  • Omutemu asanjaze abaana 4 abasanze ku ssomero e Ggaba – abatuuze bamukutte

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist